»Okulungamya mu kulunda enkoko eri abo a‘batandika«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=mZfH2CY2w1M&t=25s

Ebbanga: 

00:23:45

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Best Farming Tips
»Obulunzi bwebinyonyo bwatunzi munsi yona. Okulunda enkoko kyekimu kubiwayi ebikola mukisaawe ky‘obulunzi, Oba olunda nkoko zanyama, ez‘amagi oba ezo ezirya obuttaala wabweru w‘enjuuyo.«

Okulunda ebinyonyi kyatunzi kubanga ebivaavu biri kubw‘etaavu bwamaanyi era buza mangu amagoba, wabula nga tonaba kuteeka sente mu kulunda binyonyi sooka osalewo ekika ky‘ebinyonyi ky‘oyagala.

Bulijo enkoko z‘amagi zitandika okubiika ku sabiiti 18-19 okutusizadala ku sabiiti 72-78. Waliwo ebika bisatu ebikulu mukulunda enkoko era bino mulimu enkoko ez‘amagi, ez‘enyama, neezo ezirya obutaala. Okugatako, teeka munkola ebisanizo eby‘enkizo eby‘enyumba yenkoko nga ekifo ekigazi, ekitayitamu mazzi, eby‘okwelinda ebinyweevu , ebisenge ebiweweevu, empewo mweyingirira obulungi, wansi awazimbiddwa ne semiinti era emese mwezitasobola kuyingira. Ky‘amagezi okutandika n‘ebinyonyi ebisaamu saamu era w‘ebuuze kumusawo w‘ebisolo.

Enzirukanya

Buli kiseera yongereza kumere y‘enkoko ez‘etakulira n‘ekirungo era n‘ezo ez‘enyama oziwe emere erimu ekiriisa.

Nera kakasa embalilira enungi okusobola okuzuula ebikozesebwa ebitandikirwaako ne sente zeweetaaga nga tonatandika.

Mukw‘ongerako, kuuma ennyumba y‘ekoko nga eyingiza empewo ey‘obulamu wamu n‘okufumwa eyo embi , teekamu obukuta okuwa ebugumu, okuwa emirembe wamu n‘okunywa amazzi agava mukalimbwe.

Genda mumaaso olime eby‘ogerezebwa ku mere oba gula emere okuva kukituunzi waayo ey‘esigika era eno eyina eyina okuterekwa okumala enaku 3 okukendeeza kumiwendo gy‘emere. Kakasa nti olongoosa ebikozesebwa n‘amazzi amayonjo era manya kumateeka agafuga ebituundu okusobola okumanya wa aw‘okuteeka faamu.

Mubiseera ebigere fuuyira ekiyuumba kyenkoko, jamu kalimbwe era olongoose ekiyuumba.

Sikiza ezikuze n‘obuto kulw‘obulunzi obugenda mumaaso era leeta enkoko ennungi.

Ekisembayo, wewale omujuzo munkoko era zimba ekikomera kulw‘ebyokwelinda ebinyweevu.

Endabirira y‘obukoko

Teekateeka ekurizo ky‘obukoko nga bukyaali, tegeka eddagala eritta obuwuka munkoko era obukoko buwe amazzi kubanga kirwanyisa okugwebwaamu kwa mazzi. Era teekakamu ekintu ekireeta ebugumu mu kulizo Era kakasa nti obukoko bukola duyiro.

Mukw‘ongerako, enkoko ziwe emere erimu ekiriisa mubunzi obusaanide , era weriide ebintu ebiyiinza okuzirya .

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0002:17Okulunda ebinyonyi kyatunzi.. Zuula ekika ky‘ebinyonyi kyoyagala.
02:1804:04ebika mukulunda enkoko byebino enkoko ez‘amagi, ez‘enyama, neezo ezirya obutaala.
04:0504:44Enzirukanya; yongereza kumere y‘enkoko ez‘etakulira n‘ekirungo era n‘ezo ez‘enyama oziwe emere erimu ekiriisa.
04:4506:13Kakasa embalilira enungi, enyumba yenkoko gikole nga eyingiza wamu n‘okufulumya empewo bulungi era teekamu obukuta.
06:1407:03Lima eby‘ogerezebwa ku mere oba gula emere okuva kukituunzi waayo ey‘esigika era eno eyina eyina okuterekwa okumala enaku 3.
07:0408:18olongoosa ebikozesebwa n‘amazzi amayonjo era manya kumateeka agafuga ebituundu era ozimbe ekiyumba ekigumu.
08:1909:02Ebisanizo by‘enyumba y‘enkoko enungi ; ekifo ekinene, ekitayitamu mazzi, ekiyina eby‘okweliinda ebinyweevu, ebisenge ebiweweevu, omuyita empewo obulungi, wansi awakoledwa ne semiinti, emese mwezitayingira.
09:0310:11Fuuyira ekiyuumba kyenkoko, jamu kalimbwe era olongoose ekiyuumba, wewale omujuzo gwe nkoko era teekawo ekikomera.
10:1211:29Zimba ekikomera ku nyumba y‘enkoko. Eby‘okulabirira obukoko obuto; teekateeka ekurizo ky‘obukoko nga bukyaali, tegeka eddagala eritta obuwuka munkoko.
11:3012:06Kuuma ebugumu ku kulizo ly‘obukoko lya 35C, buwe amazzi kubanga kirwanyisa okugwebwaamu kwa mazzi era t‘ekamu ekireeta ebugumu.
12:0716:31T‘ekawo ekulizo ddene, enkoko ziwe emere erimu ekiriisa mu bipimo ebituufu era tangira ebyo ebiyinza okuzirya.
16:3217:52Sikiza ezikuze n‘obuto kulw‘obulunzi obugenda mumaaso era leeta enkoko ennungi.
17:5319:49Tandika nabinyonyi bitono, weebuze ku musawo w‘ebisolo.
19:5023:45Obufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *