Omuccere kimera kya nkizo munsi yona,okulimibwa kwaagwo kw‘eyongera olw‘obweetaavu mukw‘ongera omutindo gw‘omuccere okuyita mukugoberera emitendera egituukiride kikeendeeza okufiirizibwa era neky‘ongera eby‘enfuna.
Waliyo engeri nyingi ezikendeeza ku mutindo gw‘omuccere okugamba okutabika ebika eby‘enjawulo, obudde bw‘okukungula obukyaamu, ebikyaafu , okukaza okubi wamu n‘entereka okugatta kw‘ekyo okukungula okulungi kuyina okukolebwa ssabiiti 5 oluvanyuma lw‘okumulisa era wamu n‘okukyuusa okukala kw‘ensigo okw‘ekigeroand . Kuluuyi olulala ensigo ezikaziddwa enyo z‘eyasa era nezaatika mukiseera ky‘okukuba n‘olweekyo tozikaza nyo kisukiride.
Ebigobererwa
Mukusiga w‘ewale okusiga ebika eby‘enjawulo ebitabikidwa. Mukusiga wewale okusiga ebika eby‘enjawulo osobole okufuna amakungula nga g‘akika kimu mukutangira okumenyeka kw‘ensigo mukukuba.
Mukugatako kungula, tereka era oyawule ebika by‘omuccere eby‘enjawulo okusobola okukuuma omutiindo obulungi nga okungula mukiseera ekituufu okw‘aguya okukuba, fuga okufiirizibwa osobole kufuna enyo amagoba nga ogata mukwawula okwo wansi awayoonjo, wewa, londa empeke era kaliza wansi awayoonjo okujamu ensigo z‘emiddo egiteetagisibwa wamu n‘obukyaafu.
Wabula wewale okukaliza waasi awatali kintu kyona, kumabali gekubo kubanga obukyaafu buyinza okuyingiramu era kuumira ensigo munsawo eziwanikidwa ku mbaawo okuziyiza okuja kw‘empuumbu.