»Okuzimbira obugubi«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/quail%20housing

Ebbanga: 

00:09:35

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Egerton university
»Abalimi bangi munsi ezikyakula balunda enkoko mu bungi oba mubutono. Wabula ekika ekirala ekyokulunda ebinyonyi ekikuliira ku misinde egyawagulu, bwe bulunzi bwobugubi«

Okulunda obugubi kyansonga eri abalimi . Abalimi batono abatakimanyi olwamagi gaabwo agazulidwa nti galimu ebiriisa ebyenkizo, nga limu lilimu vitamin B1 ne B2 mungiko ne iron okusinga ku nkoko.

Obugubi bunyonyi bwakwegendereza nnyo obwetaagisa okuweebwa enju entuufu. Akayumba akekigero kayambako okuwa obukuumi eri obugubi obulundibwa.

Ebirungi by‘okulunda obugubi

Ebikoesebwa mu kuzimba biyinza okufunibwa mu maduuka agatunda ebikozeseebwa mu kuzimba oba mubifo omutundibwa embaawo

Akayumba akakkirizibwa akagyamu obunyonyi 20 kalina okubeera 2ft obuwanvu 2ft obugazi, 4ft obugulumivu okuwa eddembe obunyonyi okwetaaya. Mu bikozesebwa omulimu kwekuli amabaati mita biri ku biri, ppulayi wood eya ffuuti kyenda n‘olubaawo olwa mita biri ku biri. Olubaawo olwa mita kinaana ku mita biri ku mita emu, akatimba ffuutti 30 aka hafu yinchi, emisumaali yinchi satu ne ppata.

Okuzimba enju y‘obugubi

Obugubi bwetaaga okuzimbirwa nebutakubwa nkuba, okutangira ebbugumu okuva eri omusana ate ng‘ekifo kiyisa bulungi empewo ey‘obulamu. Busasanira nnyo ebifo eby‘enjawulo n‘ebugwa mu katyabaga kemigunju n‘embwa n‘olwekyo bwetaaga okuzimbira obulungi.

Ffuleemu ya cage ezimbibwa okusinziira ku bungi bwembaawo n‘ensonda n‘ezinywezebwa kulwobuwangaazi. Ppulayi wood asalibwasalibwa nakolebwamu ekifo webulinya okusobola okulongoosa amangu n‘okutangira obugubi okulalira.

Mumabali akatimba keeyambisibwa okukakasa nti mpewo etambula bulungi. Emyango na‘magulu bikolebwa nebissibwa ku kayumba. Enju entuufu eyobugubi ekakasa obukuumi ne kikuyamba okufuna amagoba.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:30Okulunda obugubi kufuuse kwattunzi mubalimi.
00:3001:15Amagi g‘obugubi gayina ebiriisa bingiiko era gavaamu ensimbi nnyingiko.
01:1502:15Obugubi bulya kitono, tebutera kulwalalwala, bukula mangu, bubiika amagi ate bwetaaga ekifo awalundirwa ekitono.
02:1502:30Ebinyonyi bizimbirwa okutangirwa enkuba, omusana era byetaaga empewo ey‘obulamu.
02:3002:45Obugubi busasaana mangu nnyo nebugwa mu katyabaga ke migunju n‘embwa.
02:4502:55Weereza ebifaananyi bya katimba (cage) okufuna olukusa okuva mu kenya wildlife service.
02:5504:25Ebikozesebwa ebyetaagisa mulimu amabaati, plywood, embaawo, akatimba, emisumali ne ppata.
04:2505:30Ensonda za cage ziyina okunywezebwa neziguma, plywood akola okuweeza wansi mu cage olwo n‘osiba akatimba ku cage.
05:3004:45Yera webusula emirundi ebiri olunaku n‘okuyonja ebintu mwebuliira
04:4506:15Obutimba busibwa ku cage okutangira obulabe okuva eri ebisolo ebirala.
06:1507:50Genderera enkozesa ye‘bikozesebwa.
07:5009:35Okuwumbawumba.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *