Okutabinkiriza ebirime mpagi mu kulima emitti n’ebirime n’emukulabirira ettaka.
Okutabinkiririza ebirime ebitalwaawo kula n’ebirime ebirala kulina ebirungi biyitirivu nga mulimu okulongoosa ettaka,okukuuma obutonde,okukozesa amazzi obulungi,endabilira ya faamu n’okwongera ku makungula.
Emigaso gy’okutabinkiriza ebirime.
Emmwannyi ezitabuddwa mu ebirime ebirala oba cocoa bisigala nga byamugaso okumala emyaka 20-25 eri ebirimera ebirimibwa mwaka ku mwaka ku ttaka lyerimu. Kinno kitegeeza nti kiba kirungu eri abalimi okusiga ensimbi.Mu kutabinkiriza ebbirime,abalimi era bafuna emmere ewerako n’ensimbi okuva mu kirime ekiba kisigaddewo.
Okutabinkiriza kuleka emirandira mu wansi mu ttaka nekiyamba mu kulongosa ettaka n’okwongera ku makungula nu biseerra ebyomumaaso.Emirandira mu ttaka gyanguya ku ntambuza yamazzi n’obusobozi bw’ettaka okuwanirira amazzi.
Okutabinkiriza ebirime ku kendeeza ku ngeri ebirime gye bifiirwa amazzi era ne kuyamba ku kulongoosa ku mbeera y’obudde eri ebirime ,kugattako entereka y’ekirungo kya carbon n’okukomya ebiyinza okuviirako ekyukakyuka y’embeera y’obudde.
Ebirime ebyongera ekirungo kya nitrogen mu ttaka,bikendeeza ku nkozesa y’ebigimusa kubanga byo byongera ekirungo kya nitrogen mu ttaka.
Wogeregannya n’okulima ekimmera ekimu mwaka ku mwaka,emmwannyi ezitabuddwamu ebirime ebirala ne cocoa birina ebiwuka ebikozesebwa mu kukwasisa binno byamugaso.Mu butonde obulungi,omukisa gw’okulumbiwa obuwuka obutawanya ebirime n’obulwadde n’endwadde giba mitono ddala
Ebigobererwa mu kutabinkiriza ebirime.
Okusobola okufuna obujjulizi obumatiza,okwewala ebisobola okuviira ko embeera y’obudde okukyukakyuka kwetaaga obumu okusobola okukozesa enkola z’okulima ennungi n’okukendeeza okuttema emitti mu bungi.
okugatta enkola eznjawulo ku faamu nekuttaka kiyamba ku kukungula emmere emmala.