Okulunda enkoko ekitundu 2

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=i-QSm0ghQO0

Ebbanga: 

00:08:19

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

royaldreamtv
»«

Obulunzi bw’enkok bufunira ddala wabula endwadde kyekisomooza ekisinga naye bweziba nga zitangidwa bulungi era nga ebinyonyi obirisiza bulungi bikuwa amagoba mangi mu bbanga tono.

Ebirungi mu kulunda enkoko mulimu, okwongera ku nyingiza, okutondawo emirimu ate nga muvamu ebigimusa bya Nitrogen. Okufuna ebivamu ebirungi, ebinyonyi birina okuwebwa emere ey’omutindo mu budde obutufu okugeza etandikibwako okumala wiiki 4-5  nomaliriza n’esembayo okumala wiiki 3 kuba gyokoma okuba n’enkoko enyingi bwebungi bwamagoba naye kakasa nti olina jenerta oluberera okusobola okulya buli kade n’ezikuwa mangu mukaseera katono. 

Endabirira n’ebikola

Kozesanga amazzi agalimu eddagala nga temuli kisu nga pH emala wakati wa 6 ku 7 era nga gano ogatabula eddagala ku makya okwewala esaawa z’ebbugumu emisnan era kakasa nti ogoberera entekateka y’okugema okutngira obuwuka okukwata ekisbo. 
Ekyobiri toziwa mazzi okumala esaawa  okusobozesa eddagala erigema okukola. Okugata kwekyo,togatikanga enkoko eziva awantu awenjawulo kuba ziba n’emirimu gya njawulo era zirina okuwebwa amazzi ku bbugumu erisanidde wakati wa 10-14^C mu mugatiko gwa  25kg /m wezitukira okusalibwa. 

Engeri y’okwewala obuwuka obuleeta endwadde

Tnadika n’akuzimba lukomera ku faamu okutangira abagenyi abatetagisa, olwo oyonje era ofuyire obuwuka mu biyumba by’enkoko naddala nga zigwamu oba nga oleeta empya, era nawe wefuyire nga tonayingira mu nyumba ya nkoko okwewala okutwalayo obulwadde mu kisibo era fuyira faamu ogobe ebiwuka  kubanga ebyo bitambuza obulwadde. 

Ebyokwerinda n’ebisomooza

Endwadde, kino kyekyokwerinda ekikulu kubanga buleeta okufa wabula busoboka okutangirwa nga tukuuma obuyonjo. Obutaba na sente zimala kisomooza abalunzi b’enkoko kubanga omulimu guno  gwetaaga sente , abalunzi basasanya ebintiu 70/100 ku mere  ku sente ezitekebwa nkoko.

 

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0002:37Ebinyonyi biwe emere ey'omutindo okusinzira ku mutendera gwebibako n'obungi.
02:3803:59Tekawo ekyuma ky'amasanyalaze , enkoko z'enyama zikulira wiiki 6.
04:0004:17Endabirira,kozesa amazzi agalimu eddagala nga temuli kisu ku pH entuufu.
04:1804:34Togata nkoko ziva mu bifo ebyenjawulo, ziwe amazzi nga gabugumira ku 10-14^C
04:3505:04Sitokinga 25kg/m wezitukira okusalibwa era okozese entekateka y'okugemesa.
05:0505:25Zime amazzi okumala esaawa 1, goberera entagira y'obulwadde enkakali.
05:2605:49Faamu gisibeko olukomera, yonja era ofuyire ekiyumba, fuyira nga tonayingira munda era ofuyire ebiwuka
05:5006:26Ebyokwerinda wamu n'ebisomooza mu kulunda enkoko; obulwadde n'obutaba na sente zimala.
06:2706:52Ebirungi mu kulunda enkoko; okwongera ku nyingiza, okutondawo emirimu ate nga muvamu ebigimusa bya Nitrogen.
06:5308:19Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *