»Okulima kasooli ekitundu 1«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=sWpB5JydVew

Ebbanga: 

00:08:14

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

royaldreamtv
»Kasooli alimu emmere ewa amaanyi, emmere ezimba omubiri nebiriisa ebirala. Alibwa okufunamu sitaki mu ngeri ezenjawulookwetolola Africa. Kirime kya mpeke eky‘omugaso okwetolola ensi yonna. Kiyamba mu kuliisa ebisolo naddala okukola emmere y‘ebisolo.«

Kasooli kirime eky‘empeke ekyomugaso ennyo okwetolola ensi. Kirimu emere ewa amaanyi, emmere ezimba omubiri, vitamini n‘omunnyo era nga asobola okulibwa nga obuugi, ekipooli, emberenge oba okumukolamu omwenge nga omusiika oba okumufumba.

Era yenyini asobola okulibwa ebisolo oba okukolamu emmere y‘ebisolo. Okulima kasooli kyangumuko okusinzira nti kyetagisa sente ntono, akula mangu (myezi 2-5), mwangu okulima era nga alina akatale akobuliwo. Kaooli naye tayagala nyo bisikirize kubanga yetaaga omusana. Okuimba ensigo enongosemu okuva mu bakozi bazo abakakasibwa kireeta amakungula agawera kubanga zigumira ebiwuka n‘endwadde.

Enima y‘akasooli entuufu

Tandika nakufuna kifo nga kitambuza amazzi bulungi nga gimu nga ettaka lya lusenyusenyu nga mulimu obugimu obwobutonde okusobola okufuna amakungula amangi, bwomala osambule enimiro okugyamu omuddo n‘ebintu ebirala ebitetagibwa okolemu obutumu, ettaka elyokungulu olikuume okuobola obuba n‘ebiriisa awasimbibwa ensigo.

Ekyokubiri, simirawo okusobozesa ebirime okumera amangu okusooka omuddo wamu nokwewala ettaka okuguba naye kakasa nti otabulamu ebirime ebirala ebitavuganya kasoolo okusobola okukutala olujjegere lw‘endwadde.

Okwongerako, simba empeke 3 ku mabanaga ga 75cm wakati wa layini ate 40-50cm wakati w‘ebinnya bwoba osimba nsigo nongoseemu. Wabula bwaba amazze okumera, kumalu osigaze ebikolo 2 buli kinnya okusobola okusigaza omuwendo ogulagirwa. Okusimba kulina kukolebwa nga enkuba ettandise okusobozesa ensigo okumera obulungi nokukula obulungi.

Nekisembayo, tekamu ebigimusa mu budde obutuufu okuva ba kituunzi abesigika okusobola okunamu ennyo.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:37Kasooli alina emigaso gy‘emere mingi, agonda mangu ate alibwa mungeri ezenjawulo
00:3801:00Akozesebwa nga emmere y‘ebisolo, okulima kasooli kyangu era alina katale akabuliwo
01:0102:27Londa enimiro nga ettaka liyitamu amazzi bulungi, nga gimu nga lya lusenyusenyu nga lirimu ekigimusa eky‘obutonde.
02:2804:59Sambula enimiro, oteme ebinnya, okuume ettaka lyokungulu era osiimbirewo ekika ekirongoseemu.
05:0006:07Tabulamu ebirime ebiralalaera simba empeke 3 buli kinya ku mabanga ga 75cm wakati wenyiriri ne 40-5-cm wakati webinnya bwoba okozesa singo nongoseemu.
06:0807:48Simba nga enkuba ettandise era otekemu ebigimusa mu budde obutuufu okuva mu bakituunzi abesigika.
07:4908:14Okusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *