Omuzigo oguva mu shear gulimu ekiriisa, gukozesebwa okufumba, eddagala ly‘okwewunda era muvaavu ensimbi. Okuyita mukugoberera obuyonjo era n‘emitendera egigoberedwa obulungi kiretera omuzigo ogw‘enjawulo eri abagukozesa.
Wewale okubuzaabuzibwa nga okenenula omuzigo gwa shear kubanga kino kikendeeza obungi bwa masavu era tokozesa mikebe egy‘akolebwa mu steel kubanga gigata obutwa mumuzigo.
Sunsula era okube
Yoza ensigo emirundi 2-3, sunsula okujjamu ebibi, kaza kennels okusobola okw‘anguya okusekula oluvanyuma grind kennels mukw‘eyambisa ekyuuma ekisa okufuna ensaano enungi eyina okuba nga ewoze bulungi okusobola okw‘anguya okukenenula naye kakasa enkuuma y‘obuyonjo.
Okufumba
Teeka ensaano mu mukebe ogwa pulasitiki oba ogwebati awatali kujjuza nyo okuziyiza okuyiika, gatamu amazzi agabuguma okwanguyilwa okutabulwa. Mubiseera eby‘obunyogovu ensaano enyogoga kati gatamu amazzi amafumbe era ny‘enya okumala esaawa emu okujamu ebisavusavu. Gatamu amazzi agabuguma ebisejja okusobola okukugaana era tojjuza nyo kubanga biyinza okuyiika. Jjamu ebisavusavu, gatamu amazzi agabuguma era okiddemu okumala emirundi 2-3 awo kola obupiira okuva mu bisavusavu okukendeeza amazzi n‘okukaayibwa. Loza ku lusavusavu okukakasa nti temuli bukaawu.
Fumba ebisavusavu amazzi okusobola okukalira era n‘ebisejja okukakana, lekeraawo okufumba eby‘ovu ebyeru nga bizze n‘amasavu nga gafuuse g‘akyenvu, fumba amasavu, kyuusiza mu mukebe omulala ogatemu amazzi amayonjo kuly‘okukuuma obuyonjo, yawulo amazzi oddemu ofumbe okusobola okufuna buto omulungi era omuyonjo.
Woza buto, kenenula era omuteeke mu mukebe ogwa pulasitiika oba aluminiyamu, muteeke mukisenge era obikeko. Genda mumaaso n‘okutabula okuwa omuzigo endabika emu.