Okufukirira kw’amatondo

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=S_9eLY2q_Yc

Ebbanga: 

00:08:33

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2019

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Organic Farming Research Foundation
»«

Olw’okuba enkola ey’omugaso mu kukula kw’ebimera, omutendera gw’okufukirira gusinziira ku kika ky’ekimera, embeera ya sizoni n’ensimbi omulimi z’alina okugula ebikozesebwa.

Nga okufukirira kw’amatondo kukozesebwa okufukirira ebimera nga beeyambisa empiira za pulasitiika, empiira oluusi ziteekebwa ku ttaka oba munda mu ttaka okuwa amazzi agamala n’okukendeeza ku mazzi agagenda mu mpewo n’okwongera ku kukula kw’ebimera okulungi.
Enteekateeka y’enkola eno
Olw’okuba nti okufukirira kw’amatondo kwetaaga pawunda 10-20 buli sq inch ez’amaanyi g’amazzi, kozesa akasengejja mu kufukirira kw’amatondo okwewala okuzibikira ate era kino kiyamba okusengejja amazzi ne gavaamu obukyafu. Kuuma obuyonjo mu nkola eno wabula, omuwendo gw’empiira ezifukirira gwe gusinziirwako okupima obugazi b’w’olupiira oluvaako amazzi agafukirira wonna.
Okufaananako, empiira ezifukirira zisobola okubeera ku ttaka, wansi w’ettaka oba nga zibikkiddwa okusinziira ku kifo, emiddo egyonoona ebirime egiriwo n’ekimera era zino ziziikibwa mu inch 5 mu kukka. Beera n’empiira z’amatondo ku ttaka naye nga zibikkiddwa okusembeza amazzi kumpi n’ebimera ebisimbulize.
Ekisembayo, okufukirira kw’amatondo kuyamba okukolera mu kifo ekineneko ng’okozesa amazzi matono.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:39Okufukirira kw'amatondo kukozesebwa okufukirira ebimera ng'okozesa empiira za pulasitiika.
00:4001:41Empiira ziteekebwa oluusi ku ttaka oba wansi w'ettaka.
01:4202:47Okufukirira kw'amatondo kwetaaga pawunda 10-20 ku buli sq inch ez'amaanyi g'amazzi.
02:4804:28Kozesa akasengejja mu kufukirira kw'amatondo era omuwendo gw'empiira gwe gusinziirwako okumanya obunene bw'olupiira oluvaako amazzi gonna.
04:2906:13Empiira ezifukirira zisobola okubeera ku ttaka, wansi w'ettaka oba nga zibikkiddwa okusinziira ku kifo.
06:1406:42 Beera n'empiira z'amatondo ku ttaka naye nga zibikkiddwa okusembeza amazzi kumpi n'ebimera ebisimbulize.
06:4308:13Okufukirira kw'amatondo kuyamba okukolera mu kifo ekineneko ng'okozesa amazzi matono.
08:1408:33Ekifunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *