»Obulunzi bw‘ente z‘amata«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=Pi_UCJD3aCg&list=RDCMUCSvEcMLnAKp-Yzw5L2IIvFA&index=2

Ebbanga: 

00:04:26

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2012

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Shramajeevi TV
»«

Kulw‘okubeera eky‘obulimi ekyetunzi, obungi n‘omutindo gw‘ebiva mu mata gusalibwaawo ebikolebwa.

Ebiva mu mata bwebyesigamizibwaako ebyenfuna by‘ekyalo wamu nenima y‘obutonde era enfuna enyangu era eya eyabuli lunnaku eva mumata. ebivaamu nga obussa, omusulo ne biogas by‘amugaso nnyo era n‘okufuna munte za mata kisinziira ku lulyo lw‘ente olulondeddwa n‘ebogo. Ebirala yendiisa ennungi, emere y‘omuddo omubisi ogw‘ekiriisa era n‘omukalu, obuyonjo ennyo, omulamu bw‘ensolo wamu n‘obutale obulungi.

Endabirira y‘ente z‘amata

Okukozesa ebyuuma mukukama n‘okulongoosa ekiyumba kyente bikendeeza ku nsasaanya era nebirala mulimu okulima omuddo ogumala. Amazzi amayonjo agamala, ebanga erimala nalyo ly‘etagisa.

Olulyo okugeza nga ayishire ne jersey ziwakisibwaamu olw‘obulunzi bwente z‘amata obuza amagoba. Wabula, zino ngonvu era nga zivaamu amata mangi era n‘amasavu matono mu muzigo.

Mukweyongerayo ku mbogo ezikamwa, omutindo gw‘amata ogwa wagulu n‘amasavu by‘ebisinga okwetanirwa naye ate endabirira eyawamu mu mbogo nyangu era siyabuseere. Embogo ensajja zirekebwa ku faamu kubanga okuwakisa n‘emikono tekulabikalabika.

N‘ekirala, embogo ziyina obusobozi okulwanyisa enddwadde era zizaala akayana kamu mu myeezi 14. zivaamu obungi bwa mata bwa lita 10-15 agalimu amasavu ga 7-8%.

Ekisembayo, Embogo zivaamu amata okutuusa ku myeezi 7 egy‘egwako.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:03Ebiva mu mata bwebyesigamizibwaako ebyenfuna by‘ekyalo wamu nenima y‘obutonde.
01:0401:10Enfuna enyangu era eya eyabuli lunnaku eva mumata.
01:1101:25ebivaamu by‘amugaso nnyo.
01:2601:32Okufuna mu mata kisinziira ku nonda y‘olulyo lwente ne mbogo.
01:3301:41Mubirara mulimu endiisa ennungi, emere y‘omuddo embisi ey‘ekiriisa wamu n‘enkalu.
01:4201:47Ebirara bwebulamu bwensolo, obutala obuteeketeeke.
01:4801:52Okukozesa ebyuuma mukukama n‘okulongoosa ekiyumba kyente bikendeeza ku nsasaanya.
01:5302:01nebirala mulimu okulima omuddo ogumala.
02:0202:06Amazzi amayonjo agamala, ebanga erimala nalyo ly‘etagisa.
02:0702:25Olulyo olukozesebwa mulimu ayishire ne jersey ziwakisibwaamu.
02:2602:45ku mbogo ezikamwa, omutindo gw‘amata ogwa wagulu n‘amasavu by‘ebisinga okwetanirwa.
02:4603:27endabirira eyawamu mu mbogo nyangu era siyabuseere.
03:2803:51Embogo ensajja zirekebwa ku faamu kubanga okuwakisa n‘emikono tekulabikalabika.
03:5203:56embogo ziyina obusobozi okulwanyisa enddwadde era zizaala akayana kamu mu myeezi 14.
03:5704:08Zivaamu obungi bwa mata bwa lita 10-15 agalimu amasavu ga 7-8%.
04:0904:21Ekisembayo, Embogo zivaamu amata okutuusa ku myeezi 7 egy‘egwako.
04:2204:26Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *