»Ensigo eziriko obubalabala – Ensigo endwadde«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/node/3440

Ebbanga: 

00:07:31

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agro-Insight, CABI, Countrywise Communication, IRRI, RDA, TMSS
“Ensigo enfu ziba n‘ebizibu bingi ,era ezirina obubalabala nezivudeko langi zezisinga okuba ezenkizo. ensigo eziriko obubalabala tezisobola kujibwamu nakuwewa oba kulengejesa mu mazzi. zijibwamu nakusosola nangalo.Akatambi kanno kajakulaga engeri y‘okulongoosa ensigo nga eddala eriyitibwamu okufuna ensigo enamu.“

Ensigo eziriko obubalabala ziba ndwadde era ziyinza okuviirako okufunamu ekitono , n‘olwekyo kirungi okuzaawula ku nsigo enamu.

Okubeera n‘ensigo ennungi nga nnyonjo kigya kuyamba okufuna amakungula amalungi. Kyangu nnyo okwawula ensigo eziriko obubalabala n‘ensigo ezirumbiddwa obuwuka. Ez‘obubalabala ziriko amabala kuzo ate ezirumbiddwa obulwadde ziba n‘obutuli kuzo.

Okulongoosa ensigo.

Amabala gaba galina obuwuka obwekwese, era zisobola okwonoona eyo mu maaso. Tezisobola kujibwamu nakuwewa oba nakuzilengeza mu mazzi, kubanga ziba zizitowa ng‘enamu. n‘olwekyo olina ozijjamu n‘engalo.

Saba obuyambi okuva eri famile yo yonna. Kinno kkiyamba okola okola emulimu mu kaseera akampi ate era kiwumuza n‘okunnyuma. Omulimu gusaanidde kubanga ofuna sente nyingi olw‘okulongosa ensigo ku katale n‘ennimiro yo ejja kulongoka.

Tandika okusimba n‘ensigo ntono enamu nga nnyonjo.. Olumala okujjamu amakungula amalungi ,kuzo osobbola okugatako ensigo endaala ezitukula nodamu n‘osiga nate mu nnimiro yo yonna .Osobola okulongoosa kirogulaamu emu emu ey‘ensigo n‘ozisiga mu biffo eby‘enjawulo mu nnimiro. Woba omazze okukungula , ensigo zinno zijja kwanguyira okulongoosebwa ng‘oziwewa.

Mu kirogulamu emu ey‘ensigo enamu nga nnyonjo osobola okufunamu ensigo endala wezityo nga nnyingi.

 

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:45Intro
00:4601:37Ensigo ezziriko obubalabala tezisobola kujibwamu nakuwewa oba nakuzilengeza mu mazzi, kubanga ziba zizitowa ng‘enamu. n‘olwekyo olina ozijjamu n‘engalo.
01:3801:55Saba obuyambi okuva eri famile yo yonna.
01:5602:14Ensigo eziriko obubalabala ziba ndwadde era ziyinza okuviirako okufunamu ekitono
02:1502:52Kinno kkiyamba okola okola emulimu mu kaseera akampi ate era kiwumuza n‘okunnyuma.
02:5303:22Ez‘obubalabala ziriko amabala kuzo ate ezirumbiddwa obulwadde ziba n‘obutuli kuzo.
03:2303:47Tandika okusimba n‘ensigo ntono enamu nga nnyonjo.. Olumala okujjamu amakungula amalungi ,kuzo osobbola okugatako ensigo endaala ezitukula nodamu n‘osiga nate mu nnimiro yo yonna
03:4805:17ofuna sente nyingi olw‘okulongosa ensigo ku katale .
05:1806:24Amabala gaba galina obuwuka obwekwese, era zisobola okwonoona eyo mu maaso.
06:2500:00obufunze
00:0007:31obujjulizi

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *