»Enkola eyawamu ey‘okulwanyisa kayongo«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/integrated-approach-against-striga

Ebbanga: 

00:08:32

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Aro-Insight, ICRISAT, UACT
»Kayongo kirime kinyunyunsi ekisobola okusanyaawo ebirime ng‘omuwemba, obulo, omuceere, n‘ebirala ebiringa ebyo. Mu katambi tulaba nga kyansonga okweyambisa enkola esatu okulwanyisa kayongo okusobola okufuna amakungula amalungi«

Lwanyisa kayongo osobole okufuna amakungula amalungi. Omwemba n‘obulo bikulira mumbeera yonna keebe yabugubi naye kayongo kyekizibu ekisinga eri ebirime kuba alumba emirandira gyebirime bino negunyunyutamu amazzi n‘ebiriisa.

Kayongo

Kayongo muddo munyunyunsi gumulisa ebimuli bimyufu. Mubukiika ddyo ne mumaserengeta gafirika ate amulisa bimyufu mu kitundu by‘africa ebirala. Kayongo azaala ensigo nnyingi. Kayongo akulira kuttaka ebbi riweddemu obugimu. Edda abalimi balekangawo ettaka lino n‘ebafuna eppya naye kati tekikyasoboka.

Okwanganga kayongo

Osobola okukozesa enkola ssatu okulwanyisa kayongo ate ozigoberere okutuusa nga omuwangudde. Bwogoberera enkola zino emyaka egiddiringana toliddamu kulaba kukayongo.

Kozesa nnakavundira . Nakavundira afuuka ettaka erinyogovu era eggimu. Enkola endala yeyokozesa ebigimusa ebya langi kubuli lusozi. Bwokola entuumo yettaka osobola okweyambisa ebigimusa ebyeru. Enkola eno yabbeyi mu ko, kuba ekigimusa kigula sente. Osobola okusimba nga otabulamu kawo. Osobola okusiga ennyiriri bbiri eza kawo mumassekkati g‘omuwemba n‘obulo. Kino kijja kubiika ettaka kirigimuse atte kigobe n‘ekayongo.

Gezaako bulogyo okugya kayongo munnimiro. Mwekolemu bulungi bwansi ngekitundu kuba kayongo asobola okuva ewamulirwana nadda ewuwo.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:45Omuwemba n‘obulo bisobola okugumira buli mbeera.
00:4600:59Kayongo yasobola okulwanyisa ebirime bino.
01:0001:22Edda abalimi basuulangayo ettaka erikaddiye n‘ebafuna eppya.
01:2301:50Kayongo alumba emirandira gyebirime nanyunyuntamu ebirungo.
01:5102:20Kayongo alabikira mu kala y‘ebimuli emyufu mu mubukiika ddyo namaserengeta g‘Africa ate n‘ebimuli bya kakobe bitundu by‘Africa ebirala.
02:2103:21Jjamu kayongo n‘ebwebuba bwa kyeya.
03:2203:54Kozesa nakavundira okukuuma obunnyogovu n‘obugimu muttakalyo.
03:5504:07Otekeddwa okweyambisa wakiri enkola ssatu ezenjawulo ogoba kayongo.
04:0804:42Bwomala okumulwanyisa, lwana okulaba nga tadda.
04:4304:54Weyambise ebigimusa ebizungu ebyalayini kubuli kasozi.
04:5505:25Osobola okusimba nga otabula n‘ekawo.
05:2606:43Mukozese bulungi bwansi ng‘ekitundu mulwanyise kakooza.
06:4408:32Okuwumbawumba.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *