Engeri y’okuwakulamu omubisi gwenjuki okuva mubikambi

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=ufLnOEoaN-c

Ebbanga: 

00:05:26

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2014

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Lovely Greens
»Wali w'ewunyizaako engeri omubisi gwenjuki gyeguwakulwaamu okuva mubikambi? Oba oli muntu aw'omerwqa omusibisi gw'enjuki oba omulunzi w'azo, laba kunsomesa yange kungeri gyempakulamu omubisi okuva mu mizinga gyange. Mukatambi kano, ndaga engeri gyembikulamu omubisi, olwo nengujayo nga neyambisa ekikozesebwa mukuwakula, nensengeja omubisi, nengukiriza okuteeka, olwo nenguteeka mu macupa.«
Kulw’okubeera emere erimu ekiriisa ekingi, omutindo n’obunji bw’omubisi gw’enjuki bisalibwaawo tekinologiya ez’eyambisibwa mukugusunsula.
Omubisi gw’enjuki mere ey’emalirira eri abantu era enjuki ky’ekika kyenjuki ekivaamu omubisi gw’enjuki mubiseera by’oluvanyuma lw’obutiti era n’oluvanyuma lw’omusana era nga buli njuki evaamu ejiiko emu ey’omubisi mubulamu bw’ayo bwonna.

Okuwakula omubisi gw’enjuki

Okuwakula omubisi okuva mubikambi, bikula ekikambi, jayo omubisi, gusengeje, oguleke guteeke era n’ekisembayo guteeke mucupa. Ekikambi kirimu ebisenge eby’etongode eyo enjuki mwezikolera omubisi era nezibikako akabubi.
Mukugattako, jako akabubi era owakule omubisi munda nga weyambisa akambe era kozesa ekinku eky’eyambisibwa mukuwakula okujayo omubisi nga omaze okujako akabubi. Kino kitwaala eddakiika 5 okuwakula omubisi era okuva mwoguwakulide, sengeja omubisi emirundi mingi egisoboka.
Ekisembayo, kiriza omubisi okuteeka okumala ennaku 2 envumbo okusobola okubika kumubisi waggulu era nga eno esobola okugibwaako amangu nga weyambiya ejiiko. Kozesa akuuma akangu okusobola okujjuza omubisi mumacupa.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:42Enjuki ezikola omubisi ky'ekika ky'enjuki kyoka ekivaamu omubisi.
00:4300:48Buli nkjuki ekola ejiiko 1ey'omubisi mubulamu bw'ayo bwonna.
00:4901:21Okusobola okuwakula omubisi okuva mu bikambi, bikula ekikambi ojemu omubisi.
01:2201:36Sengeja omubisi gukirize guteeke era n'ekisembayo guteeke mumacupa.
01:3701:44Ebikambi birimu ebisenge eby'etongode enjuki mwezikolera omubisi era nezibikako akabubi.
01:4502:25Jako akabubi era owakule omubisi oguli munda nga weyambisa akambe.
02:2603:13Kozese ekintu ekikozesebwa mukuwakula okusobola okujayo omubisi mukikambi nga akabubi kamaze okujibwaako.
03:1403:33Okuva mw'owakulide omubisi, sengeja omubisi emirundi egisoboka.
03:3404:09Kiriza omubisi guteeke okumala ennaku 2 envumbo okusobola okukwaata wagulu w'omubisi.
04:1004:51Kozesa akuuma akangu okusobola okuteeka omubisi mumacupa amayonjo.
04:5205:26Obufunze.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *