Ebijanjaalo bw‘ogera nitrogen muttaka wamu n‘ekirungo ekikuza n‘emigaso mundya . Enkula y‘abyo y‘etagisa emitendera mitono tono kubaanga bisimbibwa butereevu munimiro.
By‘etagisa omusana omujuvu n‘ettaka eririmu amazzi ne bugumu ebimala okusobola okukula obulungi. Kikubirizibwa okukendeeza ku lunnyu lw‘ettaka ku 5.5-5.8 nga okozesa layimu (lime) engeri gyekirinti ebijanjaaro sibiruungi kukulira ku ttaka ly‘alunyu. Mukw‘eyongerayo ebugumu ly‘ettaka liyina okubeera 60-70 F kulw‘okukula okulungi, wabula wa amabanga ebijanjaalo ga 10-15 cm okuva ku kirara wamu ne 45cm wakati mu nyiriri ez‘obukiika era biyina okunyikibwa okumala esaawa 24 okusobola okw‘anguya okumeruka.
emitendera egigobererwa
Tandika nakutegeka ttaka nga bukyaali, juza e‘binya n‘ebijimusa ebiludewo kulw‘okukula obulungi.
Nera teekawo ekinya kya nakavundira ekirina obuwaanvu bwa 30cm ebijanjaalo webiyina okusimbibwa era juzaawo ebijimusa okuva mu bisolo okwongera amanyi mukukula. Mukugattaka, simba ensigo empya era kozesa ebigimusa ebiragirwa.
Nga ebijanjaalo biwezeza omweezi 1 kozesa omunyo gw‘ekisula gwa latiri 50 buli yiika okusobozesa eminyororo okw‘eteekateeka era ne nitrogen okuyamba okumenyaamenya ettaka.
Kati awo sima ebinnya by‘okusimba by‘abuwaanvu bwa 2.5-5 cm era suuramu ensigo 2-3 buli kinnya. Oluvanyuma fukirira ebimera buli kumakya olwo ebimera bireme okukala awo enddwade ezireetebwa obuwuka obw‘omutawaana obul‘etebwa enkoko ziziyizibwe, okufukirira kukoma nga ebitundu 25% eby‘eminyororo bifuuse ky‘envu.
Era tabika ebijanjaalo ne kasooli okukuuma ekimuli ky‘ebijanjaalo mukiseera ky‘enkuba. Mukiseera ky‘okumulisa kozesa omunyo gw‘ekisula kubungi bwa latiri 200 buli hectare oba ebijimusa okuva mu nsolo okusobola okw‘ongeza kubungi bw‘ebyo bw‘ofunamu.
Buli kiseera kuula omuddo okusobola okw‘ewala okukosa emirandira gy‘ebimera era kunkula mukiseera ekituufu okusinziira ku bungi.
Era buli kiseera kozesa niimu oba eddagala eririmu ekirungo kya copper okutangira enddwade ezireetebwa obuwuka obwoobulabe obuva mu nkoko era tabika ebirime okumenya okirwadde kya root borne disease cycle. W‘ewale okukolera munimiro nga ebikoola bikyaali bibisi okuziyiza okusaasana kw‘enddwade eziretebwa obuwuka obw‘omutawaana.
Ekisembayo, buli kiseera kebera ennimiro okukebera okubalukawo kwe nddwade.
E‘bika by‘ebijanjaalo
Ebijanjaalo ebikirira wansi (Bush beans), bino biba bimpimpi, biwanvuwa okutuuka ku 60cm mubuwanvu era bino teby‘etaaga kwebirandira. Ebijanjaalo ebiranda, bino bikura okutuuka ku buwaanvu bwa 2.4- 3 metres, by‘etaaga kwebirandira, era byangu okukungula era biwa amagoba mangi. ebika by‘ebijanjaalo ebirara mulimu, runner beans, Lima beans, kawo ne soya.