Engeri ensigo z‘obutungulu gyezisalawo omutindo n‘omuwendo ku nfulumya y‘obutungulu, omutendera obutungulu kwebukungulwa kirina okutekebwa mu nkola.
Okukungulwa kw‘ensigo z‘obutungulu kwongeza ku nfulumya y‘obutungula okuva ku kiseera ekimu okudda ku kirala wadde omutindo n‘omuwendo gukka okuva ku biseera ebimu okudda kubirala. Naye okukungula kulina okukolebwa mu budde obutuufu nga bukuze.
Okufulumya ensigo z,obutungulu.
Simba obutungulu mu bwangu obumu obuleke bumulise olwo enjuki zisobole okukwasa ekimuli zino ziyinza okutwala wakati wa wiiki 2 oba 3. Awo ebimera bireke bikale okutuusa nga bituusiza ekiseera kyokusula ensigo olwo otandiike okukuganya ensigo era oziterekere olulima oluddako.