»Engeri ennungamu ey‘okuyiwamu eddagala eriyitiwa Eprinex (eprinomectin) mu kutta ebiwuka«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=W9UHIUKUuwE

Ebbanga: 

00:03:08

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Boehringer Ingelheim Cattle Health
»EPRINEX IMPORTANT SAFETY INFORMATION: No ennyama oba amata okujibwa ku ddagala kikolebwa okusinziira kundagiriro. Tolikozesa kubuyana obugenderedwa okuvaamu ennyama oba ebisolo ebitakakasidwa akabi akava mu ddagala, okutwaaliramu okufa mu mbwa, nebivaamu bingi.«

Embeera y‘obulamu bw‘ensolo esalawo ku mutindo wamu n‘obungi bw‘ebintu ebivaamu era kino kikosa eby‘obulunzi.

Obujjanjabi bw‘ensolo nga bw‘eri enkola yeby‘obulamu ennungi eri ebisolo, eddagala lya eprinex- ery‘okuyiwa lweddagala erikolebwa nga likozesebwa wabweeru kulususu lw‘enyana, ente enkazi wamu n‘ennume wamu n‘ente z‘amata wamu n‘eziyonsa ku dundiro.

Engaba ye ddagala

Nga eddagala lya eprinex ligabibwa nga linyigibwa – kozesa enkola y‘okupima nga bw‘oyiwa oba okozese akapima, buli kiseera sabika engalo nga okwata kuddagala eritta ebitonde. Mu kunyiga kozesa enkola y‘okupima nga oyiwa, kozesa 250ml oba mukalobo ka 1 litre.

Mukw‘ongerako, tandika nga oyingiza olupiira kuntandikwa ya kasaanikira akaawakati. Sumulula akasaanikira k‘okungulu okuva waggulu w‘akakebe era osibe akasaanikira akaawakati kungulu ku kakebe era opime ensolo olw‘ebipimo byeddagala ebituufu. Kyuusakyuusa akasaanikira ku njuyi zonna okuteeka akuuma akakuba eddagala eri obuzito bw‘ensolo era obuzito bwebuba nga buli wakati w‘eipimo, kozesa ebipimo ebiri wagulu.

Mungeri y‘emu, nyiga akalobo mpola mpola okujuza akakebe kukipimo eky‘etagisa era yiwa kumugongo gw‘ensolo okuva ku bango okutuusa kumutwe gw‘omukira okutuusa nga ekipimo kyonna kiweddeyo. JJako akasaanikira ak‘awakati oluvanyuma lw‘abuli lukuba era ozeeko akasaanikira akalala ak‘okungulu kulw‘okutereka okulungi. Ebipimo bya 2.5 litres, 5l ne 20l biyina okozesebwa n‘akuuma akakuba eddagala.

Teeka obuuma wagulu w‘abuli kapiira era oteeke akapiira akakozesebwa mukukuba eddagala ku kuuma akakuba eddagala akasaanidde kwaasa oludda lw‘akapiira olulala kukasaanikira. Seereza obuuma okutuusa ku kuuma akakozesebwa mu kuba eddagala okw‘ewala akapiira okw‘eweta mu kukuba eddagala n‘oluvanyuma, sikiza akasaanikira ak‘okungulu n‘ako akakwata ku kapiira era mpola mpola kebera akuuka akakuba eddagala okulaba nga tekatonya.

Mukw‘eyongerayo, pima ebisolo, era yongeza ekipimo nga ogoberera endagiriro y‘abakola eddagala era endagiriro eno era ekolanga okulambika kunkozesa n‘enkuuma y‘akuuma akakuba eddagala wamu n‘akapiira.

Ekisembayo, yiwa eddagala kumugongo gw‘ensolo okuva ku bango okutuusa ku mutwe gw‘omukira okutuusa nga ekipimo kyonna kiweddeyo.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:11Eddagala lya Eprinex pour - likolebwa nga ly‘akukozesebwa wabweeru kyokka.
00:1200:17eddagala lya eprinex ligabibwa nga linyigibwa - kozesa enkola y‘okupima nga bw‘oyiwa oba nga w‘eyampisa.
00:1800:23Buli kiseera sabika engalo nga okw‘ata kuddagala eritta ebitonde.
00:2400:32Mu kunyiga kozesa enkola y‘okupima nga oyiwa, kozesa 250ml oba mukalobo ka 1 litre.
00:3300:37tandika nga oyingiza olupiira kuntandikwa ya kasaanikira akaawakati.
00:3800:48Sumulula akasaanikira k‘okungulu okuva waggulu w‘akakebe era osibe akasaanikira akaawakati.
00:4901:02Pima ensolo olw‘okupima obulungi.
01:0301:14Kyuusakyuusa akasaanikira ku njuyi zonna okuteeka akuuma akakuba eddagala eri obuzito bw‘ensolo.
01:1501:24Nyiga akakebe mpola mpola okujjuza akasaanikira okutuusa kukipimo ekyesalira.
01:2501:33Yiwa kumugongo gw‘ensolo okuva ku bango okutuusa kumutwe gw‘omukira okutuusa nga ekipimo kyonna kiweddeyo.
01:3401:40JJako akasaanikira ak‘awakati oluvanyuma lw‘abuli lukuba era ozeeko akasaanikira akalala ak‘okungulu kulw‘okutereka okulungi.
01:4101:502.5 litres, 5l ne 20l biyina okozesebwa n‘akuuma akakuba eddagala.
01:5102:01Teeka obuuma wagulu w‘abuli kapiira era oteeke akapiira akakozesebwa mukukuba eddagala ku kuuma akakuba eddagala akasaanidde.
02:0202:08Kwaasa oludda lw‘akapiira olulala kukasaanikira.
02:0902:16Seereza obuuma okutuusa ku kuuma akakozesebwa mu kuba eddagala okw‘ewala akapiira okw‘eweta.
02:01702:21Sikiza akasaanikira ak‘okungulu n‘ako akakwata ku kapiira.
02:2202:27mpola mpola kebera akuuka akakuba eddagala okulaba nga tekatonya.
02:2802:44pima ebisolo, era yongeza ekipimo nga ogoberera endagiriro y‘abakola eddagala era endagiriro eno era ekolanga okulambika kunkozesa n‘enkuuma y‘akuuma akakuba eddagala.
02:4502:52Pyiwa eddagala kumugongo gw‘ensolo okuva ku bango okutuusa ku mutwe gw‘omukira okutuusa nga ekipimo kyonna kiweddeyo.
02:5303:08Obufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *