Endabirira y’ekirime kya Okra

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/taking-care-okra

Ebbanga: 

00:10:38

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2019

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Alcide Agbangla
Ekyeya ekingi kizingamye enkula n'ebibala ebito okutondoka nga bigwa. Fuuyira ekirime kya okra buli lunaku okukendeeza ku kuzingama. Ggyamu omuddo ogwonoona ebirime. Nyiriza ekirime kyo ekya okra ng'oteekamu nakavundira, ekigimusa ekivunze obulungi oba obusa ng'obyetolooza ku buli kirime kya okra.

Ekirime kya okra kirimibwa nnyo. Kyagala nnyo ebbugumu ateera kiggumira ekyeya. Naye okukifuukirira ekitono n’omuddo ogwonoona ebirime kivirako okufuna amakungula amatono.

Obulimi bw’ekirime kya okra
Kozesa ensigo ezisinga okusobola ku makungula. Ku ttaka ly’olusenyusenyu, fuukirira emirundi essatu mu nnaku 10 ezisooka oluvanyuma lw’okusiga mu biseera naddala eby’ebbugumu oba eby’ekyeya ennyo ebikoola biwotoka. Okuva ku lunaku olw’ekkumi paka ku lwabiri, fuukirira ebirime emirundi ebiri mu lunaku. Nga wayiseewo wiiki 3. fuukirira omulundi gumu olunaku.


Ggyamu omuddo ogwonoona ebirime singa guba gukuze nnyo, mu wiiki ssatu oluvanyuma lw’okusimba. Teekako ettaka ku nduli y’ekirime emirandira gyongere okugguma. Gattako nakavundira, ekigimusa oba obusa okuva mu balunzi b’ebinnyonyi. Kino kyongera ku bugimu bw’ettaka.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:41Ekirime kya okra kirimwa nnyo. Obutafuukirira n'omuddo ogwonoona ebirime bivirako okufuna okufuna amakungula amatono.
00:4201:04Engeri y'okulabiriramu ekirime kya okra.
01:0503:30Fuukirira bulungi ate mu budde ku ttaka ery'olusenyusenyu.
03:3104:27Okukoola amangu
04:2805:02Teeka ettaka ku kirime.
05:0306:27Gattako ekigimusa ekivunze oba nakavundira olumu ku kimera.
06:2807:59Kozesa obusa obuli ku mutindo okuva mu balunzi b'ebinnyonyi.
08:0008:22Kozesa ensigo ennungi okufuna ebibala ebirungi.
08:2310:38mu bufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *