Ebibira bikulu nnyo wetudda ku ngeri obitonde gye bikwatagana mu . Kinno kituukira ku kulwanyisa enkyukakyuka y’embeera y’obudde.
Ebibira bikwata kyakubiri ku bintu ebisinga okwennyikiza ekirungo kya carbon amayanja amannene nga gavudeko era bitwala ebitundu 19 ku buli kikumi ku kirungo kya carbon mu nsi yonna. Ebibira n’ettaka byenyikiza nnyo ekiirungo kya carbon kubanga bitereka omukka gwa carbondioxide oguva mu bbanga ku mutendera gw’ebimera nga bikola emmere yabyo.
Omugaso gw’ebibira
Ebibira bikola omulimu gwamannyi mu kulwanyisa enkyukakyuka y’embeera y’obudde mu ngeri eziwerako omuli okutereka omukka n’okugukyukyusa.
Ku mutendera gw’okutereka omukka,emitti gifuna omukka gwa carbondioxide okuva mu bbanga olwo negigutereka nga carbon mu bikoola ebiramu n’ettaka nga bifudde.
Mu kutereka, ebikolebwa mu mitti egivva mu kibira bitereka carbon ebbanga lyonna lye bimala nga bikozesebwa. Ebiba bikoleddwa mu mitti bisobola okusikira ebirala ebiba bikozesa ennyo amafutta naddala ago agavaa mu omukka ogw’obulabe okuva mu makolero.
Okusimba emitti
Endabirira y’emitti esoboka esobola okulwannyisa obuzibu obuva ku makolero nga tusimba emitti bulungi okusobola okwongera ku bitundu ebirimu ebibila. Okusimba emitti emingi kuvaamu ebivamu embaawo eziri ku mutindo ezikozesebwa mu kuzimba n’ebbikolwa mu mbaawo awamu n’okukola omukka ogufumba.
Ekiruubirirwa kwekukendeza ku budde
emitti gyegitwala okukula okusobola okalamu ebintu nga emitti emittto gy’egisinga emikulu okutereka omukkka gwa carbbon dioxide .
Okusalawo ku kika ky’emitti egisimbibwa kwetaaga okwekennennya obusobozi bwagyo okugumira embeera y’obudde ekyukakyuka.Kyamugaso nnyo okukendeeza ku kuttema emitti era n’okuzaawwo ebibira ebiba byasaanyizibwa wo nebibeera nga webyali .