Kalimbwe w‘enkoko ay‘ongera amaanyi mu kukula kw‘obumonde kino ky‘etaagisa emitendera myangu ekivaamu nimiro kw‘eyongera kola sente.
Wabula, mukulima obumonde oyina okweewala okukozesa kalimbwe ey‘akava mu nkoko kubanga bib‘eramu amazzi mangi. Neera simba obumonde mangu ddala nga bw‘akameruka okusobola okutangira emituunsi obutamenyeka. Waliwo obuwuka obw‘onoona obumonde obw‘enjawulo obusibuka mukukozesa kalimbwe okuva mu nkoko bino bitwaaliramu ebisokomi n‘obusaanyi era busobola okutangirwa okuva kuntandikwa okuyita mu kufuuyira ne ssabuuni ow‘amazzi ne ddagala eritta ebiwuka erilagirwa.
Emitendera egiyitibwaamu okulima obumonde
Tandika nakutereka bumonde mukiseenge ek‘irimu ekizikiza okumala ssabiiti 3 okubuleetera okumeruka . Okw‘ongerezaako sima ebinnya ebiri mita 1 okuva kubinaabyo, obuwaanvu bwa 30-50 cm wamu n‘obukiika kiika bwa cm 60- 70 okuva kubuli kinnya.
N‘olweekyo kungaanya kalimbwe okuva mu nkoko eza ssabiiti 1-2 kubantu mulimu amazzi matono era teekamu kitundu tundu ky‘abinnya.
Oluvanyuma bikka ensigo z‘obumonde n‘olububi lw‘ettaka lutono okukirizisa okumeruka okwaangu
Buli kiseera tangira ebiwuka eby‘onoona obumonde nga ofuuyira ne ssabuuni ow‘amazzi oba nga okozesa eddagala eritta obuwuka obutawaanya obumonde nga bw‘olagirwa okusobola okutangira ebiwuka buluungi.
N‘ekisembayo, eddagala elitta obuwuka obutawaannya obumonde liyina okufuuyirwa buli ssabiiti 2 okutuukira ddala ku makungula era kakasa nti ofukirira enimiro okutangira okukala kw‘obumonde.
One Response
Thanks for the good work done here