» Ebika by’enva endiirwa n’eddagala ery’ekinnansi 10 ebyangu by’okulima«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=8eOX1aS433Y&t=190s

Ebbanga: 

06:46:00

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2022

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Growing In The Garden
»Mukutandika okulima kusobola okutunulanga okukooya. Waliwo eby'okuyiga bingi, naye ekimu kungeri ezisinga mu kuyiga kw'ekufuna obumanyirivu. Obuvumu bwo n'amagezi bijja kukula nennimiro yo nga bw'oyiga, osimba, okungula bino ebika by'enva endiirwa neddagala ery'ekinnansi.«

» Ebika by’enva endiirwa n’eddagala ery’ekinnansi 10 ebyangu by’okulima«

Mukutandika okulima kusobola okutunulanga okukooya. Waliwo eby’okuyiga bingi, naye ekimu kungeri ezisinga mu kuyiga kw’ekukola wewaawo amagezi n’obumalirivu bwo bijja kukula nga buli kiseera.
Waliwo ebintu bisatu eby’omugaso by’oyina okujjukira nga tonaba kusimba nnimiro yo. Ekisooka lye ttaka lyo kubanga ennimiro yo nnungi nga ettaka lyo. Eky’okubiri ekisibwa munkola kwekusalawo oba osimba nsigo oba ogenda kusimbuliza era n’okumanya ddi lw’osimba kikulu nyo kubanga okusimba mukiseera ekituufu kyongera kumikisagyo egy’okufuna.

Enva endiirwa

Ensigo ekika kya ekiyitibwa radish kimeruka mangu, kikula mangu era kituusa ekiseera ky’amakungula mangu nnyo okusinga ekintu ekirala ky’oyinza okulima. Ekirime kya radish kisinga kukulira munsigo era kisinga kukulira mubunyogovu.
Ebijanjaalo nabyo kika kya nva ndiirwa ezikula amangu era zikula bulungi nga ozisimbye kuviiraddala ku nsigo mu nnimiro. Ekimera ekiyitibwa peas nakyo kiwa amakungula amangi okuva mukifo ekitono kubanga kikula kidda waggulu era kisinga kukula nga kiva mu nsigo.
Kamulali asinga kukula bulungi nga w’akusimbuliza era asinga kukulira mu mbeera ya bbugumu.

Eddagala ery’ekinnansi

Eddagala eriyitibwa basil; lino ddagala erinyumirwa okukulira mumbeera eye bbugumu. Lisimbe mukifo nga kirimu omusana mungi n’ettaka eribuguma. Bwoba nga wakatandika okulima, noonya endokwa z’ekirime kya basil.
Eddagala eriyitibwa swiss chard likula bulungi kumpi mu buli nnimiro. Lino lisobola okusimbibwa okuva ku nsigo oba nga lyakusimbuliza.
Eddagala eriyitibwa garlic chives ne katunguluccumu by’ebimu ku ddagala eddala ery’angu ly’okusimba. Biwangaazi era bisobola okusimbibwa nga weyambisa ensigo oba nga osimbuliza.
Eddagala ekika kya squash era lisinga kukula bulungi nga lisimbidwa okuva munsigo. Eddagala eriyitibwa beets nalyo lyangu ly’akulima.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:34Mukutandika okulima kusobola okufaanananga okuzibu.
00:3501:06Ebintu eby'okumanyanga omulimi atandika.
01:0701:39Enva endiirwa ekika kya radish kyangu ky'akulima era kisinga kukula bulungi nga kilimidwa kuva mu nsigo.
01:4002:14Ebijanjaalo bikula bulungi nga bilimidwa kuva mu nsigo.
02:1502:43Ekimera ekiyitibwa peas nakyo kiwa amakungula amangi okuva mukifo ekitono.
02:4403:13Kamulali akula bulungi nga alimidwa okuyita mu kumusimbuliza.
03:1403:49Eddagala ly'ekinnansi eriyitibwa basil lyangu lyakulima era lyagala nyo okukulira mu bbugumu.
03:5004:24Eddagala ekika ekiyitibwa swiss chard kikulira mu buli nnimiro kumpi.
04:2505:26Eddagala eriyitibwa garlic chives ne katunguluccumu maddagala amangu g'okulima era mawangaazi.
05:2706:08Eddagala eriyitibwa summer squash liringa kukula bulungi nga lisimbidwa kuva mu nsigo.
06:0906:34Eddagala eriyitibwa beets likula bulungi nga lirimidwa kuva mu nsigo.
06:3506:46Okuwumbawumba

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi