Kulwookuba ntekateeka nungi ey‘okusigamu sente,obulunzi bwa ssekoko obungi wamu n‘omutindo bisinziira ku mutendera ne tekinologiya akozesedwa.
obulunzi bwa ssekoko olwensiibi buzza amagoba era ssekoko zikula mangu nezituuka mukiseera wezisobolera okuliibwa mu banga tono. Obwetaavu bwa ssekoko buli waguluera obulunzi bwaazo bwefananyiriza obw‘ebinyonyi ebirara.
Endabirira ya ssekoko
Mundabirira ya ssekoko, okuzimba ennyumba obulungi nga weyambisa ebikozesebwa bwona kyetagisa nyo mubulimi bwokufunamu amagoba era olukomera lulina okuba nga lumala okukuuma ebinyonyi. Kakasa nti waliwo ebanga erimala munyumba eriri mufuuti 75 ebanga ku binyonyi 12.
Kasasa nti empewo y‘obulamu wamu nekitangaala biyitamu bulungi munda mu nyumba, ekikomera kiyina okuba nga kisitudwa wagulu we ttaka era nga 28% eye mere ezimba omubiri eweebwa ssekoko mu wiki entono ezisooka . Ziwe emere eweebwa bu ssekoko obuto okumala wiki 6 ezisooka oluvanyuma zikyuuse oziize ku mere ezikuza eri 20% emere ezimba omubiri olwensoonga nti ali wagulu kw‘oyo ow‘ebinyonyi ebirara
Mukufananako, ziwe amazzi agatukula okutwaaliza awamu liita munaana, kumira ebinyonyi mu mbeera enuungikeep era toziwanga mere eyonooneseand . Genda mumaaso n‘okukiriza empewo ey‘obulamu mu nyumba era yawula ssekoko enkulu ku buto.
Genda mumaaso, ogule eddagala okusobola okugoba eddwade n‘oluvanyuma noonyeza ssekoko akatale nga ziri wakati wa ssabiiti 12-20.