»Omuceere ogugumira amazzi g‘ebitaba«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/flood-tolerant-rice

Ebbanga: 

00:09:00

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2017

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agro-Insight, Countrywise Communication, Digital Green, IRRI, NARC, Shushilan
“Omuceere ogusobola okugumira amazzi g‘ekitaba g‘emagezzi gokka eg‘ebiffo ebiregama mu amazzi g‘ekitaba. Mu katambi kanno, tujja kuyambako okumanya engeri y‘okulondamu ensigo ennungi , ez‘omutindo ,era nga namu bulungi n‘engeri gy‘oteekateekamu ennimiro yo oluvannyuma lw‘amazzi okulegama.“

Omuceere ogw‘enjawulo gusobola okugumira amazzi g‘ebbitaba okumala ebanga lya wiiki bbiiri. Woba obeera mu biffo ebirimu amazzi g‘ebitaba, saba omukulembeze w‘ekituundu kyo ensigo z‘omuceere ez‘enjawulo ezisobola okugumira amazzi ganno .

Ebiseera ebimu omuceere gw‘omulutabazi gw‘ononebwa nnyo amazzi ganno . Amazzi agalegamye galwawo okugwawo olwo negatta ebimera . Gabyonoona kubanga gaziyiza ekitangala okuva ku kasana , omuceere gwekyetaaga. Amazzi ganno agalegama wegakeendera , abalimi abasinga balina okuzza enimiro zabwe obujja. Naye basobola okusanga obuzibu mukufuna ensigo , ebijimusa ,n‘abayambi.

Ebitundu ebirimu amazzi g‘ekitaba.

Woba obeera mu kifo ekirimuamazzi g‘ekitaba , simba ensigo z‘omuceere ez‘enjawulo ezisobola okugumira amataba. kakasa nti ensigo zinno namu era nga tezirina buwuka na ndwadde. Oluvannyuma lw‘okukungula ensigo zinno zikaze nga weyambisa omusana , zirongose era ozikuumire mu nnyumba yo. N‘olwekyo kozesa akakutiya aka nayironi nga kateekeddwa mu kakutiya k‘ekigogwa.

Kakasa nti okozesa ensigo ennungi nga zisobola okuguumira amazzi. Tosimba nsigo nyingi , kubanga zija kuba ntonno ate nga nnafu olwo zononebwe mangu amazzi g‘ekitaba . Bulijjo w‘osimba ekipiimo kya kiro bbiri , simbawo kitundu kya kiro kyoka. Olwo endokwa zijakusobola okugumira amataba ganno okumala ennaku kumi ku kumi nattaano.

Endokwa eza wiiki ennya ziba ngumu okusinga endokwa eza wiiki essattu. N‘olwekyo, simbuliza endokwa ezo ezirabika ng‘enkulu.

Ekitaba ky‘amazzi wekiba kikendde , ebisooto byebisigalira. Ebisooto binno bikwatira ku bikoola by‘omuceere ekiziremesa ekimera kino okusa n‘okufuna ekitangala ekiva ku kasana. Kyamugaso nnyo okuba omwegendereza ng‘ojako ebisooto . Era kakasa nti ajawo amazzi gonna agasigalira, omuddo,ne kasasiro yenna aleetebwa amazzi ganno agalegama.

Enimiro tojiteekamu kirungo kya urea amangu ddala nga amataba gawedde, kino w‘okikola omuceere gujja kuvunda . Oluvannyuma lwa wiiki emu nga amazzi g‘ekitaba gamazze okukendeera ,ebimera bisobola olulama n‘okufuna ebirungo ebipya. Awo osobola okwongera mu kiro 40 ez‘ekirungo kya Urea mu buli yiika nnya ne kiro 40 ez‘ekirungo kya potasssium ekijimusa .Oluvannyuma lwa wiiki bbiki era gatamu kiro 40 ez‘ekirungo kya Urea naye toyongeramu ekijimusa kya potassium.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:46Intro
00:4701:28Amazzi g‘ekitaba galwawo okugwawo,negata ebimera.
01:2902:24Amazzi g‘ekitaba nga gamaze okukendeera, abalimi abasinga baza enimiro zabwe obujja.After flood water goes down,
02:2502:46Woba obeera mu kifo ekirimuamazzi g‘ekitaba , simba ensigo z‘omuceere ez‘enjawulo ezisobola okugumira amataba. kakasa nti ensigo zinno namu era nga tezirina buwuka na ndwadde.
02:4702:52Ensigo z‘omuceere empya ezisinga zisobola okugumira amazzi g‘ekitaba okumala wiiki bbiri.
02:5303:47Osobola okuzisaba omukulembeze w‘ekitundu kyo
03:4804:10Kakasa nti ensigo zinno namu era nga tezirina buwuka na ndwadde.
04:1104:46Oluvannyuma lw‘okukungula ensigo zinno zikaze nga weyambisa omusana , zirongose era ozikuumire mu nnyumba yo. N‘olwekyo kozesa akakutiya aka nayironi nga kateekeddwa mu kakutiya k‘ekigogwa.
04:4704:52Kakasa nti okozesa ensigo ennungi nga zisobola okuguumira amazzi.
04:5305:04Tosimba nsigo nyingi , kubanga zija kuba ntonno ate nga nnafu olwo zononebwe mangu amazzi g‘ekitaba
05:0505:21N‘olwekyo, simbuliza endokwa ezo ezirabika ng‘enkulu.
05:2206:03Bulijjo w‘osimba ekipiimo kya kiro bbiri , simbawo kitundu kya kiro kyoka.
06:0406:14Ekitaba ky‘amazzi wekiba kikendde , ebisooto byebisigalira.
06:1506:30JJako ebisooto n‘obwegendereza.
06:3106:39Era kakasa nti ajawo amazzi gonna agasigalira, omuddo,ne kasasiro yenna aleetebwa amazzi ganno agalegama.
06:4006:56Awo osobola okwongera mu kiro 40 ez‘ekirungo kya Urea mu buli yiika nnya ne kiro 40 ez‘ekirungo kya potasssium ekijimusa
06:5707:08Oluvannyuma lwa wiiki bbiki era gatamu kiro 40 ez‘ekirungo kya Urea naye toyongeramu ekijimusa kya potassium.
07:0908:37Summary
08:3809:00Credits

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *