»Okwanganga ebinyonyi mu bijanjaalo«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/managing-birds-climbing-beans

Ebbanga: 

00:10:15

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2019

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agro-Insight
»Ebiyiga mangu era biba bijja kudda. N‘olwekyo kyusa buli kadde ebitiisa ebinyonyi. Abalimi bonna mukitundu basaana basimbe ebijanjaalo muwiiki bbiri ezisooka ebijanjaalo bisobole okukulira awamu. Kino kiyamba ebirime ebisinga okulama. Bwoba n‘ebitooke nebimera ebimulisa okuliraana ennimiro ebinyonyi bikosa kitono ebijanjaalo.«

Ebijanjaalo ebiranda bibala emirundi esatu n‘okusingawo, ate nga bisinga ebijanjaalo ebitalanda okuwooma. Naye emijongozi, zisobola okwonoona amakungula. Eno yengeri eyokwanganga ebinyonyi. Emijongozi biba binyonyi bitono nag byakitakataka oba kivuuvu nga bulina obunsuti obuwanvu buweza ssentimitta 10 ng‘obuwaanvu bwalwo bukubisaamu obuwanvu bwa kanyonyi konna emirundi ebbiri. Buli ebimera ebito bulya ekitundu kyawaggulu ekyekimera ekito (shoot), ebikoola ebito ebito, emimuli, ebibala n‘ensigo. Butambulira mu bibinja bya bunyonyi 30 era busobola okwonoona ennimiro yonna.

Bwekweeka mumiti egiriraanyeewo oba ensuku era okwonoona kwabwo kusinga kuba kwabulabe mu kumulisa.

Ssemuffu (scaring device)

Tteeka ssemuffu mu birime ebimulisa atte obere nga obikyuusakyuusa buli kadde. Osobola okuleekaana oba okukola amaloboozi agenjawulo munniro kumakya ennyo okugoba ebinyonyi. Singa abalimi balimi mu kiseera kyekimu okukosa kwebinyonyi kujja kuba kutono eri amakungula. Bwoba n‘olusuku oba ebimera ebimulisa okwetoloola ennimiro y‘ebijanjaalo kiyamba okujja ebinyonyi kumulamwa g‘okulumba ebijanjaalo nebigenda eri olusuku nebimera ebimulisa.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:03Ebinyonyi ebiranda bibala nnyo era biwooma okusinga ebijanjaalo ebitalanda. Emijongozi gisobola okukendeeza amakungula mu africa.
01:0401:47Mu biseera ebizibu, abantu bakozesanga obufuusa.
01:4802:40Okwawula emijongozi ku binyonyi ebirala; Emijongozi bubeera bunyonyi butono, bwa kivuuvu oba kitakataka era bulina obunsuti obutono obuwanvuyirivu obwekigero ekikubisaamu emirundi ebiri obuwanvu bwakanyonyi konna.
02:4102:51Okwonoona; Emijongozi gilya kubitundu ebyawagulu ebyebirime ebitono, ebikoola ebitono, ebimuli, ebirimba ebito ebibala ensigo.
02:5303:07Gyekwweka mumiti egiriranyeewo n‘emunsuku.
03:0803:29Gitambulira mubibinja era gyisobola okusaanyaawo ennimiro yonna.
03:3003:42Okwonoona kubeera kwamaanyi mubiseera ebyokumulisa.
03:4304:13Okwanganga ; Abalimi bassaamu ebintu ebitiisa nga ssemufu ngebi muli tebinayanjuluza.
04:1404:26Okukola ssemufu; Okukola omubiri gwa ssemuffu ngozinga ebisanja.
04:3104:35Siba emizingo nga weeyambisa obwaayi okuva mu byayi.
04:3604:41Yambaza kyozinze ebigoye ebikadde.
04:4204:47Siba ssemuffu ku katti akawanvu.
04:4805:03Tteeka ssemufu ezenjawulo mu ebyenjawulo munnimiro.
05:0405:21Kakasa nti ssemuffu mumawanvu okusinga ebijanjaalo.
05:2205:33Kola amaloboozi buli kumakya gakange ebinyonyi nga byesunga okwonoona.
05:3406:27Osobola okweyambisa obutambi bwattepu enkadde.
06:2806:43Buli kadde kyusa enkola ezitiisa ezenjawulo.
06:4407:58Abalimi bayina okusimba mu kiseera kyekimu okukendeeza okwonooneka kwennimiro.
07:5908:35Amenvu nebirime ebirala ebiyina ebimuli bijja ebinyonyi kumulamwa.
08:3609:47Okuwumbawumba
09:4810:15Okusiima.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *