Olwokuba nkola mu bulimi evaamu amagoba, omutindo n’obungi obwebiva mu nima y’ekintabuli okusinga biva ku tekinologiya okozesebwa mu kulima.
Okutandikawo enimiro omuli emiti n’ebirime okufunamu sente esiwera mu biseera ebyamangu saako nebyoluvanyuma, kuba pulani ku ngeri gyotekwao wamu nokulabirira ku ngeri emiti gyeginakwataganamu n’ebyolima. Tegera ekigendererwa, lowooza ku kufuna abanywanyi mu byokulima.
Enzimba y’enkola eno
Kozesa PAMASAL nga ozimba enkola eno ekitegeeza ekigendererwza (Purpose), amagezi (advice), kwopimira obuwanguzi (measure of success), obutonde mu nimiro (agro-ecology), wotandikira (starting points), okwemanyiza endabirira (adaptive management) wamu n’enkula y’ekibanja (layout). Ddira byolabirako obuwanguzi mu nima y’ekintabuli era ogenderere embeera y’obutonde mu nimiro eri obulamu bw’ebisolo, obugimu mu ttaka wamu nokutangira okulukuta kw’amazzi.
Mu ngeri y’emu, wemanyize enkola ezibadewo era weyigirize endabirira okugeza okukuuma emiti era wewale okwononebwa ebiwuka n’ebisolo. Ekisemabyo enfana yetaaga nga ekiriza okulimisa ebyuma wamu n’okubawo obukuumi.