»Okulunda enjibwa okwomulembe kirowoozo ekirungi nga otekamu kitono ate nofuna amagoba mangi«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=Wo1W-JxWz4I

Ebbanga: 

00:03:53

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Business Ideas English
»Ebirowooza by‘emirimu emitonotono, obulunzi bw‘enjibwa obwomulembe. Obulunzi bw‘enjibwa bwetaaga entandikwa ntono ate nga amagoba mangi mu nsi. Okulunda enjibwa kukyamukiriza, kwamakulu era enjibwa zimanyikibwa nnyo mu nkoko. Okulunda enjibwa kwetaaga amanyi matono n‘entandikwa ntono. Even you can also enhance and cope with them throughout your in enjoyment time. Osobola nokwongerako mu biseera byo ebyeddembe. Enyama y‘obuyibwa obuto ewooma nnyo, erimu ekiriisa ate eyagalwa. Obuyibwa obuto bwa beeyi nyyo mu katale. Okulunda enjibwa kuyinza okuweera ddala sente n‘okweyagala.

Olwokuba omulimu ogufuna ennyo, onungi n‘omutindo gw‘ebivaamu bisinzira ku mutendera n‘ekika kya tekinologiya gwokozesa.

Okulunda enjibwa kunyuma, kw‘amagoba era ebinyonyi bimanyikibwa. Wabula, obutafanana nga bizinensi endala, okulunda enjibwa kwetaaga amaanyi matono era n‘entandikwa ntono era enyama y‘obuyibwa obutto ewooma nnyo, erimu ekiriisa era eyayanirwa nnyo.

Endabirira ya faamu

Nga okulunda enjibwa gyekuli okufuna ennyo ate kunyuma, enjibwa zisobola okulundibwa mulugya awaka oba wagulu ku mabati g‘enyumba. Zitandiika okubiika amaggi ku myezi 6 era zizaala obwana bubiri buli mwezi okutwaliza awamu era okuzirabirira obulungi kakasa nti epewo n‘ekitangaala biyingira bulungi mu kayumba.

Mu ngeri yemu, akayumba kayinza okuzimbibwa n‘ebintu byabulijjo era amabanga g‘enjibwa gaba 30cm obukiika, 30cm obugazi era nobuwanvu kyekimu era oyongeri okukuuma akayumba okuva eri obulabe bwebyo ebibulwa era weale okuyingiza amazzi munda.

Akayumba kakuume nga kayonjo era kakalu era okukayonja emirundi gumu oba ebiri mu mwezi okusobola okuba n‘enjibwa enyonjo. Okuliisa enjibwa emere erina okubaamu 15-16% Protein era zirina okulisibwa 30-50g ezemere ey‘empeke buli lunaku. Emere ogikumira mu maso g‘enyumba era bwoba oyagala zikule mangu, ziwe ebisusunku by‘ekovu, layimu, obuwunga bw‘amagumba, omunnyo, emere y‘akiragala entabule wamu n‘omunnyo omutanbule buli lwoba ogiriisa emere y‘abulijjo era ebivavava wamu n‘amazzi amayonjo okumpi n‘enyumba.

Okwongerako, obuyibwa obuto emere bijija ku ba maama babwo okumala enaku 10 era busobola okubuuka bwoka na bwoka okweriisa. Kumira emere n‘amazzi amayonjo okumpi n‘enyumba era enjibwa zitandika okubiika ku myezi 5 ku 6, zibiika amagi abiri buli mwezi era ne‘galulwa mu naku 17 ku 18. Endwadde eziyinza okulumba enjibwa mulimu T.B, cholera, omusujja g‘womubyenda new castle, pox, senyiga n‘endwadde eziva ku ndya embi.

Nekisembayo okufuna amagoba amalungi, goberera okuwabulwa kwabasawo bebisolo, yawula endwadde ku namu, zigeme mu budde, akayumba kakuume nga kayonjo era nga temuli buwuka ziriise emere erimu ebiriisa byona era kozesa eddagala okugyamu ensekere okuva mu mubiri.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:13Okulunda enjibwa kunyuma, kw‘amagoba era ebinyonyi bimanyikibwa.
00:1400:20Okulunda enjibwa kwetaaga amaanyi matono era n‘entandikwa ntono
00:2100:29Enyama y‘obuyibwa obutto ewooma nnyo, erimu ekiriisa era eyayanirwa nnyo
00:3000:33Okulunda enjibwa kuviramu ddala ate gunyuma.
00:3400:43Enjibwa zisobola okulundibwa mulugya awaka oba wagulu ku mabati g‘enyumba.
00:4400:48Zitandiika okubiika amaggi ku myezi 6 era zizaala obwana bubiri buli mwezi okutwaliza awamu.
00:4901:05Kakasa nti epewo n‘ekitangaala biyingira bulungi mu kayumba.
01:0601:10Akayumba kayinza okuzimbibwa n‘ebintu byabulijjo
01:1101:17Zikole amabanga ga 30*30*30 cm buli njibwa.
01:1801:30Kuuma akayumba okuva eri obulabe bwebyo ebibulwa era weale okuyingiza amazzi munda.
01:3101:36Akayumba kakuume nga kayonjo era kakalu era okukayonja emirundi gumu oba ebiri mu mwezi.
01:3701:51Ziwe 35-50g ku mere y‘empeke nga mulimu 15-16% proteins.
01:5201:55Emere gikumire mumaso g‘enyumba.
01:5602:07Obuyibwa obutto buwe ebisusunku by‘ekovu, layimu, obuwunga bw‘amagumba, omunnyo, emere y‘akiragala entabule wamu n‘omunnyo omutanbule.
02:0802:16Ziwe ebivavava buli lunaku era okuume amazzi okumpi n‘enyumba.
02:1702:27Emidumu gy‘amazzi jiyonje buli lunaku.
02:2802:51Kuuma emere enungi n‘amazzi amayonjo okumpi n‘enju era enkazi zibikira ku myezi 5 ku 6.
02:5203:09Enkazi zibiika amaggi abiri buli mwezi era negalulwa mu naku 17 ku 1.
03:1003:20.Endwadde z‘enjibwa mulimu T.B, Cholera, fowl typhoid new castle, pox nebirala.
03:2103:25Endala ziva ku ndya embi.
03:2603:31Goberera amagezi gabakugu mu bisolo era oyawule enjibwa endwadde ku namu.
03:3203:36Zigeme mu budde, akayumba okakuume nga kayonjo nga temuli buwuka.
03:3703:44Enjibwa ziriise emere erimu ebiriisa byona, era kozesa eddagala okugyamu ensekere.
03:4503:53Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *