Okubera ekyamaguzi ekirungi, omutindo n‘obungi bweby‘enyanja ebirundibwa bisinzira ku mutendera n‘ekika kya tekinologiya akozesebwa.
Okulunda Engege mulimu oguletera ddala amagoba kulwobuwomi bwayo wamu n‘kiriisa ky‘omubiri. Okulunda engege, ziwe emere n‘amazzi amayonjo eri ebyenyanja kibang akibiyamba okukula amangu nokuvunamu ennyo.
Endabirira y‘ebyenyanja.
Okulabirira obulungi, ebyenyanja bituume bulungi mwebirundibwa era bwoba olima mu kidiba kyabyo, kigyemu amazzi gonna era okireke okumala omwezi nga tonadamu kulunda. Amazzi gona gakulukuse gagweemu mu kidiba era ogyemu ebyenyanja nga ondigana okutaga obutimba.
Okugatako, ebisolo byona ebibera mu kidiba birina okugyibwamu wamu n‘omuddo era okikaze okumala wiiki oba okusingawo. Tekamu obuyamba 20-25 buli sqm mu bidba ebitono. Ekidiba okitekamu amazzi nga tonaba kusaamu buyamba.
Bwoba olunda bya kutunda tekamu obuyamba 2 ku 3 buli sqm era obiwe emere etundibwa eye ngege. Engege ekulira mu naku 240 era zizobola okuvubibwa mpola mpola nga okozesa akatimba.
Nekisembayo, ebyenyanja bitundire ddala mu katale oba tunda byoyongedeko omutindo. Biteeke mu mikebe bulungi era obitereke okutwalibwa ebweru we gwanga.