Olw‘okubeera ekiriisa ekirungi okuva mubisolo, omutindo n‘obuungi kiva ku ngeri y‘akukama, endiisa n‘obulamu bw‘ensolo.
Ebanyi kirwadde ekikwaata enywanto, ekibeere. Obuwuka obuleeta ekirwadde bulumba enywaato nga buyita jeseembera era n‘ebugirwaaza. Ebanyi lutaro wa kati w‘obuwuka obulumba ekibeere ne ddagala erilwanyisa obuwuka.
Enkuuma y‘ebikozesebwa
Omutindo omulungi ogw‘obuyonjo gwa mugaso nyo eri omutindo gw‘amata n‘ebikolebwaamu, nga ol‘ongoosa ebikozesebwa mukukama, ebisigalira bijibwaamu. Yawula ebintu ebikozesebwa mu bibinja biri, okugamba ebyo ebikozeseddwa mu kukama n‘ebyo ebikozeseddwa eyo ente jezibeera.
Okw‘ongerezaako, logoosa ebikozesebwa mu mata okusooka olw‘ensonga nti bibaddemu amata. Ebinywerwaamu amazzi bisatu by‘ebyetagisa mukulongoosa. Akalobo k‘amazzi aganyogoga oba agookya nekikuuta, akalobo k‘amazzi agookya mubbugumu lya 40-50 nekikuuta ekiyonjo ne ssabuuni asaanidde okozesebwa mu kulongoosa ebikozesebwa mu kukama gatamu liita 19-15 ez‘akalobo k‘amazzi aganyogoga agagatiddwaamu obungi bweddagala eritta obuwuka erituufu.
Okw‘eyongerayo, kozesa bulaasi n‘amazzi mukulogoosa akalobo woka era longoosa okuliraana ebinyweero olwo amazzi amakyaafu gageende mangu. Bulaasi eno eyina okukuumibwa wala obutakoona mukifo kyona kirimu mata obudde bona.
Mungeri y‘emu, kozesa bulaasi ennyonjo n‘amazzi agalimu ssabuuni okwooza munda w‘ebiintu ebigendamu amatta. longoosa ebikozesebwa ku mata okusooka era ozeeko obulobo era amazzi gaddayo mu binyweero oluvanyuma lwokozesebwa.
Ekisembayo teeka ebiintu mu mazzi agalimu eddagala era kakasa nti buli kintu kibunye. kiriza bikale nga by‘esulise era nga waliwo empewo buluungi.