»Okulondoola okufuula okulunda n‘okuzaaza obumyu okubeera okw‘amagoba«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/monitoring-make-rabbit-breeding-profitable

Ebbanga: 

00:11:40

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2017

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Songhai Centre
»How to monitor the performance of a rabbit farm. By filling out monitoring sheets with accurate information and by keeping a notebook to systematically record all expenditures. This will enable better management of the farm and ensuring its profitability.«

Amalundiro g‘obumyu bwe gatalabirirwa bulungi tegaleeta magoba eri bannannyini. Okuliisa obumyu tekimala mu kulunda n‘okuzaaza obumyu, okukola amagoba, omuntu omu yeetaaga okukuuma empapula kw‘alondoolera.

Okulaba nga amalundiro g‘obumyu galabirirwa bulungi, omuntu yeetaaga okulondoola oba ekitabo ekikozesebwa okukuuma byonna ebikwata ku by‘ensimbi ekintu ekinaakuyamba okufuna ennyingiza ennungiko.

Empapula kw‘olondoolera

Ebikozesebwa okugeza obulambe obuteekebwa ku matu, obulambe obulaga ennamba bikozesebwa okulamba obumyu. Empapula kw‘olondoolera zibeeramu ennamba y‘akamyu n‘ennamba y‘akayumba kaako.

Empapula ezirondoolerwako obumyu obukazi zibeerako ennaku z‘omwezi akamyu ako lwe keegattira ku bumyu obuzaala, olunaku akamyu akakazi lwe kaasooka okuweeka, ennaku z‘omwezi ezisuubirwa kwe kalizaalira, omuwendo gw‘obumyu bwe kazadde, omuwendo gw‘obumyu obuto obulamye, n‘obumyu obuto obufudde, omuwendo gw‘obumyu obulamye okutuuka lwe buva ku mabeere n‘okulaga akamyu akakazi gye kava okwewala okuzaaza obumyu okuva mu bumyu bwebumu.

Olupapula okulondoolerwa akamyu akalume kubeerako ebyogera ku kuweeka kwako n‘erinnya ly‘akamyu akakazi n‘ennaku kwe buzaalira. Empapula okulondoolerwa zibaako ennaku z‘omwezi okuweeka lwe kwaliwo, amannya g‘obumyu obukazi bwe buweese n‘omuwendo gw‘obumyu obuto akakazi bwe kazadde.

Omugaso gw‘okutambula n‘ebiriwo/okuzza obuggya

Ebiwandiikiddwa ku mpapula okulondoolerwa bikozessebwa okugeraageranya omuwendo n‘omugaso gw‘obumyu ku ddundiro. Oba obumyu buzaala nnyo, enfa yaabwo, n‘omuwendo gw‘emmere gye bulidde.

Empapula kw‘olondoolera zirina okuzzibwa obuggya buli lunaku era ne ziterekebwa bulungi okuyambako mu kukola okusalawo. Okugema obumyu kulina okukolebwa oluvannyuma lw‘omwezi era ne kiteekebwa ku mpapula okulondoolerwa okukakasa nga wabeerawo amagoba amalungi.

Enkwata ennungi ey‘eby‘ensimbi erina okukuumibwa ku lw‘enkulaakulana y‘eddundiro. okusaasaanya kwonna okugenze mu kuzaaza obumyu n‘emisolo kulina okuwandiikibwa mu kitabo era alipoota ku by‘ensimbi n‘ekolebwa.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:55Poor rabbit management brings losses to breeders.
00:5602:05For good rabbit productivity always have various monitoring sheets.
02:0602:30For identity ear tags and number tags are used to mark the rabbits. Each monitoring sheets contains the name of the rabbit and the number of its cage.
02:3104:55Information recorded on the monitoring sheet is used to asses the value of the rabbits on the farm.
04:5605:10Monitoring sheets should be updated on a regular basis and stored safely.
05:1105:42Vaccination of rabbits should be done after a month and recorded on monitoring sheets.
05:4306:17Monitoring sheets enables the breeder know the death rate, amount of feed consumed and whether the farm is prolific.
06:1807:00Monitoring sheets can be made in any format but with the necessary information.
07:0110:00Proper financial management should be maintained for the success of the farm.
10:0111:40Summary

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *