Okulisa enkoko nga okozesa ensaano ezimbulukusa (baking soda) okusobola okwongera okubiika & okugejja; nokufa ekitono

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=c5ojEarUA2E

Ebbanga: 

08:06:00

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2023

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agribusiness Insider
"Baking soda" afunika era ayamba okukuuma enkoko nga namu era nga zikuwa nnyo. Baking soda alimu sodium nga mukulu nnyo okugumya amagumba g'enkoko. Okugattako, baking soda asobola okutekebwa mu mazzi n'emere y'enkoko. Wabula, opima bulungi baking soda nga tonamugata mu mere ya nkoko kubanga bwayitirira obungi asobola okuzikosa mu ngeri gyezitambulamu.
Emigaso gya baking soda
Okusooka baking soda ayongeza ku bungi bwa’abserikale  abalwanyisa omusujja gwa Newcastle era akendeza ekkabyo mu nkoko olwo nayongera ku bugumu bw’enkoko okulwanyisa endwadde. Okwongerako, ayambako okwongera ku mbiika y’amaggi, kwogase nokukendeeza okufa mu nkoko z’amaggi. Era Baking soda ajjungululaemere emiridwa okusobozesa okuyingira mu mubiri wamu nokwongera ku nkula. Ekisembayo, baking soda ayongera enkozesa ya minerals mu nkoko z’amaggi, ayongera ku ndya, alongoosa ku ngaaya wamu nokukendeeza ku nkyusa y’emere. 

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:46Baking soda" afunika era ayamba okukuuma enkoko nga namu era nga zikuwa nnyo.
00:4701:07 Baking soda alimu sodium nga mukulu nnyo okugumya amagumba g'enkoko.
01:0801:28Emigaso gya baking soda: ayongera ku basirikale abalwanyisa omusujja gwa Newcastle.
01:2901:47era akendeza ekkabyo mu nkoko olwo nayongera ku bugumu bw'enkoko okulwanyisa endwadde.
01:4803:11ayambako okwongera ku mbiika y'amaggi, kwogase nokukendeeza okufa mu nkoko z'amaggi.
03:1204:32baking soda ayongera enkozesa ya minerals mu nkoko z'amaggi, ayongera ku ndya, alongoosa ku ngaaya wamu nokukendeeza ku nkyusa y'emere.
04:3305:05ajjungulula emere emiridwa mu lubuto wamu nokwongera ku kukula.
05:0607:09Baking soda ayongeza ku ndya y'emere wamu nokukendeza enkyukakyuka yayo.
07:1008:06Bwoba otabula baking soda, gata gulamuzi 10 eza baking soda mu buli kilo ya mere ya nkoko ezibiika.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *