»Okulima Kasooli«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=Z4g8wyX3BTU

Ebbanga: 

00:03:32

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Ministry of Agriculture Land And Fisheries
»«

Olw‘okubeera nti omulimu mulungi, obulungi n‘obungi bwa kasooli businziira ku kika n‘omutendera gwa tekinologiya ayeyambisidwa.

Kasooli akungulwa ku myezi ena nga kasooli akulidde ddala bulungi era nga kasooli atuusiza omuwendo gw‘amazzi ouweza ebitundu 24 ku buli kikumi era kino kikolebwa nga weyambisa tulakita ezikungula kasooli. Kino kikolebwa okukakasa nti omutindo gwa kasooli mulungi..

Okukungula Kasooli.

Ga tulakita ekungula kasooli bwe munoga era nga emutereka mu kiyumba kyayo ekyagizimbibwako, emutwala ne muteeka mu tuleera /kyana kyayo ekikaza era n‘emutambuza okumutuusa mu kifo oba enyumba okusobolola okukala. Kino kikolebwaka nga tugatta tuleera/ ekyana ekikkaza ku kyuma eky‘omukka ogukaza kasooli.

Mu ngeri y‘emu, omukka ogubuguma gusindikibwa mu tuleera nga buyita mu katimba okutuuka ku nsigo nga ebugumu lipimiddwa era ensigo zikazibwa kubitundu wakati 10-14 ku buli kikumi ku muwendo gw‘amazzi. Ezigo za kasooli zirondebwamu n‘ebyuma okusobola okuggyamu ebintu ebiteetagisa oba ensigo z‘omuddo.

Ensigo za kasooli ziteekebwa mu nsawo eza kiro ataano ku mutendera ogusembayo mu kusunsula era ensigo zino zirondebwamu, zirongosebwa era ne zawulibwamu mu bipimo by‘empeke ebitono,ebinene era n‘ebinene ennyo.Ensigo ez‘okusimbibwa zawulibwa ku birime by‘omumaaso era ensigo zakasooli endala ziteekebwa.

Ekisembayo, kasooli atwalibwa ku terekero erinnyogovu era akuumibwa ku bugumu lwa butundu 40 era ku bugumu esamusamu nga kati kasooli asobola okutundibwa.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:33Kungula kasooli ku myezi ena nga ensigo ewezeza omutindo gw‘amazzi ogw‘ebitundu 24 ku buli kikuumi.
00:3400:41Ekyuma ekikungula kinoga kasooli era kimutereka mu kiyumba ekikizimbiddwako.
00:4200:49Ensigo za kasooli zitwalibwa mu tuleeyira ekazza era n‘okumutambuza okutuuka ku kifo oba ku nyumba wa terekerwa.
00:5000:56Tuleeyira ekazza egattibwa ku kyuma ky‘omukka okukaza ensigo.
00:5701:06Omukka ogubuguma gusindikibwa mu tuleeyira nga guyita mu katimba okutuuka ku nsigo ku bugumu eripimiddwa.
01:0701:36Ensigo zikazibwa ku mutindo gw‘amazzi wakati w‘ebitundu 10-14ku buli kikuumi era birongoosebwa na byuma.
01:3701:43Ensigo z‘akasooli ziteekebwa mu busawo obwa kiro ataano(50)olw‘okusunsulibwa okusembayo.
01:4402:06Ensigo zirondebwa, zirongoosebwa era ne zaawulibwa.
02:0702:16Ensigo z‘okusimba zawulibwa ku birime eby‘omumaaso.
02:1703:00Ensigo za kasooli ezomutindo ziteekebwa mu bukutiya bwa pulasitika era nesibibwa bulungi era ne zirambibwa.
03:0103:10Kasooli asibiddwa obulungi atwalibwa ku terekero erinyogoga obulungi.
03:1103:24Kasooli wano akumibwa ku mutindo gw‘ebugumu 40 ate n‘obunyogovu bwa bitundu 25 ku buli kikuumi.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *