Okulima emiti gy’amasanda

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=dq31ciAV0Js

Ebbanga: 

00:06:59

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2011

Ensibuko / Omuwandiisi: 

anre1234
»«

Enkola eya RAS 1 efananamu eyo eyabulijjo  abalimi gyebalimamu lima emiti gy’amasanda naye  nga ekiriza omuddo omunansi okumera wakati mu miti. 

Muno, emiti egiyiwa amasanda amangi gisimbibwa mukifo kyegyo eminafu okulondebwa.Okukoola okwamanyi kukendeera bwogerageranya ku miti egisimbibwa gyoka. Ebigendererwa by’enkola eya RAS 1 kw’ekukendeeza sente z’okusimba emiti gy’amasanda naye ate nga amasanda geyongera, okulima okukekekreza obutonde okukuuma ebibeera mu bibira.  

 Okulima amasanda okulongoosemu

Enimiro ekozesebwa ku nkola eya RAS 1 mu kulima amasanda eyinza okuva awali ekibira ekikadde eky’emiti gy’amasanda, ekibira ekyazika oba obusakasaka. Enkola eno ekola bulungi nga okozeseza bantu bawaka era n’esente ezetagiisa ntono. 
Okusaawo ekibira, temamu miti miwanvu gyoka egiri wakati w’enyiriri z’emiti gy’amasanda kubanga emiti emiwanvu gikosa enkula y’emiti gy’amasanda. Layini z’emiti gy’amasanda zoka zezikolebwamu omuddo . E nsigo esimbibwa mu nkola eya RAS 1 mulimu;  PB 260, BPM 1 ne  RRIC 100.  Emiti gisobola okugibwako amasanda nga giwezeza emya 5 ku 7.

Endabirira y’amasanda enongoosemu

Nga tonaba kusimba, otekateka enimiro nga ogyamu emiti emikadde era endokwa nokisimba ku mabanga ga 3m ku 6m okukuwa ebikole 550 buli hactare. Nga omazze okusima ebbinya n’okusimba amasanda, osobola okuyisamu nga omuceere gw’okulukalu wakati wa layini mu mwaka ogusooka. 
Okukoola bu luberera kyetagisa mu layini z’amasand. Ebigimusa obiteeka mu miti gyenyini paka ku myaka esatu naye omulimi bwaba asobola, asobola okutekamu ebigimusa paka nga amasanda gatandise okukungulwa. 
Okulwanyisa endwadde ezikwata enduli wamu nokuvunda kyamugaso nnyo mu miti gy’amasanda. 
Enkola eya RAS 1 ekendeeza ku mirimu era osobola okufuyiza eddagala eritta omuddo wakati mu layini z’emiti , okwongeza ku makungula, okukuuma obungi bw’ebitonde wamu nokwewala okukulukuta kwa’amazzi. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:40Mu nkola eya RAS 1, abalimi balima amsanda naye nga mulimu ebimera ebirala ebikula wakati wa layini.
00:4101:02Ebigendererwa bya RAS 1 mu kulima amasanda
01:0302:19Kuuma layini y'amasanda nga temuli muddo,
02:2002:50Ensigo ezisanidde mu RAS 1
02:5104:10Ensimba n'endabirira mu nkola eya RAS 1
04:1105:25Ebirungi mu nkola eya RAS 1
05:2606:30Emiti egyomugaso gisobola okusimbibwa mu layini oba okugitaliza mu nimiro omuli amasanda.
06:3106:59Okusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *