Okukozesa ebisaka
Ekisooka, kuumira ebisaka mu nnimiro era mukuteekateeka ennimiro, temera ebisaka wansi era tobyookya wabula bitemeeteme obutundutundu era oluvanyuma obisasaanye mu nnimiro.
Mukukabala, bikabalire mu ttaka okubimenyaamenya era n’okuziyiza obuwuka era n’ekisembayo ebisaka bikuumire mu nnimiro.