»Okukola nakavundira nga tweyanbisa nsiringanyi«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=86S2WkZ7SCg

Ebbanga: 

00:03:49

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2017

Ensibuko / Omuwandiisi: 

AgVid
»Akatambi akampi akatekebwayo AgVid nga kafulumizibwa Shramjeevi Agri Film«

Okukola nakavundira nga tweyambisa nsiringanyi kifunisa abalimi sente. Ensiringanyi z’omu Africa zikulira ddala okwenkana “ inches” 5 ku 6 ate nga zizaala nnyo era nga ziwangaala paka ku myaka ebbiri nekitundu.

Wabula, bwaba akolebwa, osasanya nakavundira omupya bwekiba nga tewanabawo nsiringanyi zijja kwalula amaggi. Kyamugaso okutekawo enkokoto oba okumaala wansi okwewala ebinyonyi, enkuyege, n’emese okuyingira mu bokisi kubanga zisobola okutta ensiringanyi. Okwongerezako, zimba emikutu gy’amazzi okwetolola tanka, omansire envu okwewala enkuyege/ebiwuka, tokozesa ddagala ly’abiwuka wadde ebimera ebyobuwoowo.

Emitendera egigobererwa

Londa ensiringanyi eziva mu Africa kubanga zizaala nnyo okusiinga ezo enaansi era ozipimire ebuggumu erisaniide eriri wakati wa diguli 25 ne 30 wamu n’amazzi 40% ku 45%. Okwongerako, tanka zibikeko okwewala enkuba okutonyamu wamu n’omusana okwokya nakavundira . Era bwoba ozimba tanka, koma ku bugazi bwa fuuti 3 ku 4, obuwanvu waggulu bwa fuuti 2 ku 3 naye nga kigaazi mu mbiriri ekimala okwanguyisa okukula.

Buli kadde lekawo ekituli wamu n’omugo gw’ebintu ebikukunadde ku ntobo ya tanka okusobozesa amazzi okukulukutiramu wamu n’enakavundira kwosa nebisigalira. Siigamu obusa bw’ente nga odingana paka nga tanka ejjude.

Wabula, bwoba otekamu ensiringanyi, sasanya ensiringanyi 25 buli fuuti ku ngulu okusanguyiza okusasaana era bwoba tolina nsiringanyi, sasanya Nakavundira ava mu zo kubanga aberamu amaggi gazo agayinza okwalulwa.

Oluberera fukiriranga ku amazzi ku ngulu okukuuma obuwewevu mu tanka ensiringanyi zisobole obutafa era okunganye nakavundira, omukaze okugyamu amazzi agasukulumye, sengejja era ozeemu ebikozesebwa mu tanka.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:14Okukola nakavundira nga tweyanbisa nsiringanyi.
00:1500:38Kozesa ensiringanyi enfirika era oziwe ebbugumu n’amazzi ebisaanide.
00:3901:13Ensirinagnyi zirise ebisigalira by’ebirime, naye wewale taaba wamu nebyakava mu nimiro.
01:1401:44Teeka akasolya oba selekaTanka omuli nakavundira ava mu nsiringanyi gibikeko era wegendereze obugazi, obuwanvu, nobuwanvurivu bwa tanka.
01:4502:03Saawo ekituli/omuwatwa wamu n’ebintu ekukunavu ku ntobo ya tanka.
02:0402:13Gatako Omugo gw’ebisaniiko ebivunze, sigako obusa bw’ente obubya nga oddingana paka nga tanka ejjudde.
02:1402:31Sasanya ensiringanyi 25 buli fuuti ey’etolode ku ngulu era sasanyamu nakavundira ava mu nsiringanyi ku ngulu.
02:3202:41Fukirira amazzi ku ngulu. Nakavundira abeera atuuse oluvanyuma lw’emyezi 2 ku 3.
02:4203:05Jaako nakavundira owokungulu, mukaze, omusengejje era ebikozesebwa obizeemu mu tanka.
03:0603:27Tekawo enkokoto oba siraabu wansi era omansire evu.
03:2803:49Okukola nakavundira ava mu nsiringanyi kireeta sente.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *