Okukola ensigo z’enva endiirwa ennungi.

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=nz-3t64XNm4

Ebbanga: 

00:04:11

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2014

Ensibuko / Omuwandiisi: 

AHR Videos
»«

Omutindo n’obungi bw’enva endiirwa gusalibwaawo muntindo gwa nsigo n’ekika kya tekinologiya ekikozesedwa mukulima.

Nga omulimi bwatandika n’ensigo ennungi okufuna endokwa ez’omutindo, ziyina okubeera nga ziva mu kifo eky’esigika, nga temuli bulwadde, okumerera ewamu era n’okuzitereka mukisiikirize era nga wakalu. Okumeza endokwa ky’etagisa okufaayo wamu n’okulabirira eri ebimera ebiramu obulungi wamu n’amakungula amalungi.

Okumeza endokwa

Sooka omeze endokwa mu mikebe era mukifo awatali bulwadde era tozifuutika kubanga omukka n’amazzi by’amugaso era oluvanyuma, teeka emikebe kukyuuma ekigulumivu era tokozesa bitebe byambaawo kubanga emirandira gimera kumbaawo era wewale okukoona ku ttaka kino kiziyiza enddwadde eziva mu ttaka era fukirira emikebe okutandika okumeruka.
Mungeri yeemu, ku wiiki 2-3, gimusa n’ebigimusa era oseewo embeera erimu amazzi agamala  kulw’okumera okw’awamu era n’okuvaayo kw’endokwa. Okumeruka kwonna kutwaala ennaku 3-7 era eri ebikozesebwa ebitali bizingize, kakasa nti pulasitiiki muyonjo era nti tebiri mukisiikirize.
Mukw’eyongerayo,tangira ebiwuka nga w’eyambisa eddagala erifuuyira ebiwuka erisaanide era kozesa ettaka okutangira enddwadde eziva mu ttaka era simbuliza endokwa  oluvanyuma lwa wiiki 4 nga ziyina ebikoola nga 2-4. Ekisembayo, gumya endokwa nga tonaba kusimbuliza okusigaza obukoola obusooka okutangira okuyingira kw’enddwadde.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:29Tandika n'ensigo ennungi okuva mukifo eky'esigika.
00:3001:02Simba endokwa mumikebe era mu ttaka eritaliimu nddwadde.
01:0301:17Tofuutiika bitabuddwa era siga esigo 1 mukannya kubuwanvu bwa cm1 era obikeko ettaka.
01:1801:39Oluvanyuma, teeka emikebe kubyuuma ebigulumiziddwa era wewale okukoona ku ttaka.
01:4002:01Ku wiiki 2-3, teekako ebigimusa era obiwe amazzi agamala.
02:0202:15Okumeruka kwona kutwaala 3-7 days
02:1602:42Kakasa nti pulasitiiki muyonjo ate nga tali mukisiikirize mukukozesa ebintu ebikuumiddwa.
02:4303:25Tangira ebiwuka nga weyambisa eddagala ly'ebiwuka erisaanidde era osimbulize oluvanyuma lwa wiiki 4.
03:2603:48Gumya endokwa nga tanaba kusimbuliza era otwaale mu maaso obukoola bw'azo obusooka.
03:4904:02Okumerusa endokwa ky'etagisa okufaayo era n'okulabirira ebirime eby'eyagala.
04:0304:11Obufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *