»Okukama amata amayonjo«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=Bj3zFYuNKqY&t=19s

Ebbanga: 

00:14:50

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Digital Agriculture
».Akatami kano kalimu emitendera nga bwegitambula okukamamu amata amayojo okugeza obuyonjo bw‘ebisolo, enyonja y‘ekiralo, abakama, obuyonjo bw‘ebikamirwamu, okuyonja ekibbere, okunyika nga ogenda kukama era nebwoba omaze, engeri y‘okukamu entuufu,(nga okozesa emikono), entereka n‘okwengerako omutindo ku mata agakunganyiziddwa okutekebwa mu firigi. «

Okukama amata amayonjo lw‘erugendo lwoyitamu okufuna mata okuva mu nsolo enamu, nogalongoosa, akawoowo akalungi, nga temuli masavu, nga mulimu obuwuka bwa bacteria era nga mungeri endala temuli kiyinza kugonoona.

Kirina okumanyibwa nti amata galina okusengejjebwa obulungi nga teganaterekebwa era negatekebwa weganyogezebwa okwongerako omutindo kubanga gononeka mangu. Wabula, wewale ettaka oba evu nga olongoosa ebintu ebikamirwamu kubanga biyinza okwonona amata era ebbere lirina okukamibwa amata negagwamu okwewala obuwuka okukunganiramu.

Ebikolebwa eby‘omutindo.

Yonjanga wansi w‘ensolo n‘ekibbere bulungi nga tonakama era ensolo ezikamibwa ozikumire mu kiralo ekiyonjo okwewala okuzikyafuwaza.

Era akama alina okwambala engoye enyonjo, nga asazeeko enjjala era nga talina ndwadde za lukonvuba zonna. Nga omaze okwoza ebikamirwamu n‘amazzi agabuguma ne sabbuniera obikazze bulungi.

Okwongerako, simuula ebbere n‘olugoye oluyonjo, enywanto ozinyike mu ddagala erita obuwuka okwewala okufuna obuwuka era osoke okameyo amatondo mu kikopo nga tonatandika kukamira ddala okwewala agalimu obuwuka olwo otandike okukamisa engalo okwewala okukosa enywanto.

Okugattako ensolo ziwe emmere entabule nga zikamibwa okuzibuzabuz era bwomala okukama enywanto ozinyike mu ddagala eritta obuwuka okwewala okulwala.

Kakasa nti buli lwomala okukama, ensolo tezigalamira wansi mangu ago okwewala okufuna obuwuka.

Nekisembayo yoza era otereke ebintu byokozeseza awayonjo nga omazze okukama.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:58Yonjanga wansi w‘ensolo n‘ekibbere bulungi nga tonakama
01:5902:25Ensolo ezikamibwa ozikumire mu kiralo ekiyonjo.
02:2603:26Akama alina okwambala engoye enyonjo, nga asazeeko enjjala era nga talina ndwadde za lukonvuba zonna.
03:2706:46Yoza ebikamirwamu n‘amazzi agabuguma ne sabbuniera obikazze bulungi.
06:4707:34Ekibbere kisimuule bulungi n‘olugoye oluyonja.
07:3508:42Enywanto zinyike mu ddagala eritta obuwuka
08:4309:35Sooka okameyo amatondo mu kikopo nga tonatandika kukamira ddala okwewala agalimu obuwuka olwo otandike okukamisa engalo era amata gona ogamalemu mu kibbere.
09:3610:24Ensolo ziweko ku mmere entabule nga zikamibwa, enywanto zinyike mu ddagala eritta obuwuka
10:2511:59Nga omaze okukama tokiriza ensolo okugaramira wansi, sengegya amata bulungi nga tonagatereka.
12:0014:50Amata gatereke awonyogoza, oyoze ebintu era obitereke mu kifo ekiyonjo.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *