Mubulunzi bw‘ebisolo, obulwadde bwensolo busigala kimu kubintu ebitaataganya omutindo n‘obunyi bw‘ebivaamu.
Obulwadde bwa Bovine viral diarrhea busaasanyizibwa kubitundu 95% mu magana gente ez‘amata era ebitundu nga 60% by‘ebikw‘atibwa mukiseera ekimu. Okutw‘atibwa kw‘ekirwadde kub‘erawo oluvanyuma lw‘okukwatagana butereevu n,ente endwadde.
Okulw‘anyisa obulwadde
Ente enddwadde eraga okubeerawo kwakawuka mu luzzizi oluva mumubiri luno nga y‘ensibuko y‘okusaasaaana kwekirwadde kya BVD. Zuula era ogyewo ente enddwadde okuziyina endala okukw‘atibwa ku ddundiro eranga kino kikolebwa okuyita mukulambula, n‘okujja ente enddwadde okuva mukisibo wamu n‘enkola z‘okwewala obulwadde nga okugema okwesalira.
Mungeri yeemu, okulambula kulimu okukebera obutafali bw‘ekirwadde kya BVD mu musaayi, mu mata ekiraga okubeerawo kw‘ekiradde mubanga ely‘awala era mukino, obutafali gyebukoma okubeera obungi obulwadde gyebukoma okubeera obupya n‘okusaasaana. Akawuka ka BVD mumusaayi, mu Mata, mu misuwa kitegeeza nti ensolo nddwadde oba erinamu obukosefu era n‘okukebera okukakasa akawuka ka BVD, kolagana n‘omusawo okukakasa ensolo enddwadde.
Jjamu ebisolo ebirwadde mangu ddala kubanga bisobola okuwonyezebwa oba okubeera ensibuko y‘okusiiga ensolo endala. Kukisibo ky‘amata, obutafaali mu mata nga mangi bw‘eyongera ebitundu 2-3 buli mwaaka era singa obutafali buba bungi, ddamu okebere akawuka ka BVD okutegeera oba waliwo oburwadde mu ggana.
Okugatako, funa yo amata ag‘okugezesezaako akawuka ente zonna nga ziteekeddwa aw‘okuzigemera era buuza omusawo okutegeka ebikozesebwa kukujjanjaba. Obutafaali bwebuba obungi, kolagana n‘omusawo okun‘onyereza era osaanyewo ekirwadde nga okulinyira tekunatuuka.
Nonyereza obulwadde mu mata era okukuuma ebiwandiiko obulungi kitangira okulumbibwa kw‘ekirwadde mu ggana ly‘ente z‘amata era n‘okuzaawo obuyana, Ensolo enddwadde, era gaana ensolo enddwadde okutundibwa n‘ezilunzibwa. Kakasa ndi ennume ezirinyira zigemebwa nga tezinaba kurinyira buli kiseera eky‘okulinyira lwekituuka.
Ekisembayo okulambula wamu n‘okukama ennyo ente kiraga nti enkola z‘okutangira zikola era n‘enkola z‘okutangira ebirwadde n‘otwaaliramu okugema okw‘etagisa.