»Obukodyo bw‘okwongera ku bungi bw‘amata mu kulunda ente z‘amata«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=f7PUHp4UKQU

Ebbanga: 

20:42:54

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2019

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Farm Kenya
»«

Ente enzungu ziwa amata mangi, zisobola okuwa liita z‘amata 110 buli lunaku. Bwoba ogenda okuzaazisa ente noonya ennume n‘enkazi enaazala ennyana ewa amata amangi.

Emmere yeetaaga okubaamu ebirungo. Tabula ebisagazi, ebirungo kya bracharia, desmodium, lucern n‘emmere y‘ezaamata okufuna obulungi amata.

Endabirira y‘ente

Ente tezirina kusula mu kifo ekiregamya amazzi okuzeewaza okufuna ebiwuka n‘obulwadde. Bulijjo kuuma ebifo we zeebaka, we ziriira ne we ziwummulira nga wayonjo.

Amata gayamba okukyusa embeera y‘obulamu bw‘abantu. Ente era ziwa obusa obusobola okukozesebwa okufuna ssente.

Ente zisobola okukamibwa kumakya ne mu ttuntu buli lunaku.

Amatendekero

Gendako mu matendekero okuyiga engeri y‘okulabiriramu ensolo. Enkola z‘okulunda enkadde si nnungi.

Amatendekero gawa abalimi obubaka. Okumanyisa omulimi ku tekinologiya akyukakyuka, okusomesa abavubuka ku migaso gy‘okulima n‘okunoonya enteekateeka eziganyula abalimi.

Amatendekero gasomesa abalimi ku ngeri y‘okwongera ku bivaamu, ekiseera ekituufu eky‘okusimbiramu n‘okwongera ku mutindo. Ebidiba biyamba okukuuma amazzi era bisobola okukozesebwa okufukirira ebirime mu biseera by‘ekyeya.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:00Emiganyulo gy‘ente enzungu.
01:0101:40Engeri z‘okwongera ku mata.
01:4102:50Okulonda olulyo lw‘ente olutuufu.
02:5103:37Emmere ey‘enjawulo eriibwa ente.
03:3804:08Emigaso gy‘okukuuma obuyonjo mu nte.
04:0905:15Okutendeka abalimi b‘ente z‘amata.
05:1606:05Obudde bw‘okukamiramu ente.
06:0606:36Emigaso gy‘amata n‘okulunda ente.
06:3707:24Emigaso gy‘okugenda mu misomo n‘okusoomoozebwa okuli mu nkola z‘okulunda enkadde.
07:2508:00Okukebera enfuna ya bizinensiEvaluating business success.
08:0109:20Okwongera omutindo gw‘amatendekero.
09:2109:51Emiganyulo gy‘okutereka amazzi mu bidiba.
09:5210:22Okukozesa tekinologiya ayamba abalunzi.
10:2311:47Okusomesa abavubuka ku bulunzi n‘obulimi.
11:4812:40Entendeka y‘okwongera ku mutindo.
12:4113:15Ekiseera ky‘okusimbiramu.
13:1613:55Emigaso gy‘abakyala okugenda okutendekebwa mu by‘obulimi n‘obulunzi.
13:5614:38Ekiseera ebirime nga bikuze.
14:3915:53Ebiva mu butaba na mazzi mu faamu.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *