»Obukodyo 4 kungeri gyoyinza okukuuma obumyu nga busanyufu era nga bulamu«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=wkkvsxEKje8

Ebbanga: 

00:04:28

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Rabbit Love
»Obukodyo 4 kungeri gyoyinza okukuuma obumyu nga busanyufu era nga bulamuhttp://www.petful.com/pet-health/tips...«

Obumyu busolo okulundibwa okutundibwa wamu nga ekisoro ky‘awak naye nga tonatandika /okuleeta obumyu, tegeka byewetaaga era obereko nokumanya ku ndabirira y‘obumyu.

Bwoba olunda obumyu, wetaaga okuba nakayumba nga kali fuuti 4 mu mbirizi, fuuti2 mu bugazi wamu ne fuuti 2 obuwanvu okukakasa nti obumyu bwo burina amabanga agamala okutambula era bwoba orina obumyu 2 awo wetaaga obunene obusingako. Ekintu ekirala kiri ku mere y‘abumyu mwewetagira okuteeka emere n‘amazzi mu kayumba. Emere enkulu esobola okuba ebisubi (timothy hay) kubanga mulungi ku ndya y‘emere enungi. Obumyu obuto nga bukuze, osobola okubuliisa omuddo gwa alpha alpha naye obutto ddala bulina kugumira ku timothy hay.

Ebikolebwa ebirala mu kulabirira

Bwoba oliisa obumyu, era ojja kwetaaga ebivavava okuberawo. Ebiva ebya kiragala ebyebikoola byebisinga naye obumyu obuto tebulina kubikombako paka nga buwezeza emyezi estau. Bwoliisa obumyu emere ey‘empeke, kirungi neba nga ekolebwa mu muddo gwa timothy hay.

Yonja ekifo obumyu webutuuka nga ogyawo ebiwaya by‘amasanyale, okugyako ebintu wamu n‘ebiddagala obumyu byebuyinza okutukako nebulya okuva mu kilobo.

Mu kayumba tekamu ebintu ebigayika wamu n‘emubifo ebirala webutuuka obumyu busobole okugugaya. Kino kikulu mu kukendeeza amanyo g‘obumyu. Osobola n‘okusalako ku mannyo n‘engalo era obumyu obukirize okukpola dduyiro.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:24tegeka byewetaaga era obereko nokumanya ku ndabirira y‘obumyu nga tonabufuna.
00:2501:14Tekateka ekifo ekigazi obulungi ku bumyu.
01:1502:44Faayo nnyo bu byoliisa obumyu.
02:4502:56Yonja ekifo obumyu webutuuka nga ogyawo ebiwaya by‘amasanyale, okugyako ebintu wamu n‘ebiddagala obumyu byebuyinza okufuniramu obulabe.
02:5703:24Mu kayumba tekamu ebintu ebigayika wamu n‘emubifo ebirala webutuuka obumyu busobole okugugaya.
03:2504:19Obumyu buleke bukole dduyiro.
04:2004:28Okufundikira

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *