Okusinzira ku kweyongera kw‘obwagazi bw‘ebintu ebikolebwa mu birime nga biri ku mutindo, tuwereddwa Obukoddyo obwenjawulo obukozesebwa mu kukola ebigimusa ebbimala ebikolebwa mu butonde .
Mu kusookera ddala, abalimi abakozesa enkola ey‘obutonde bakozesa nnyo nakavundira akolebwa ensiringannyi. Waliwo ebika bibiri eby‘ensiringannyi kunno kuliko eyo esima wansi ddala mu ttaka nendala zibeera kungulu. Ensilingannyi ezibeera kungulu zirya ebbitu kumi kubuli kikumi ku ttaka n‘ebitundu 90 kubuli kikumi ku bintu eby‘obutonde.
Compost application Ebiri mu nakavundira
Ensiringannyi ziba kiro 30-40 ku buli yiika ,buli mwaka era . (growth regulators and homones). Ensiringannyi zikula okuva mu maggi olwo nezikola nakavundira .Wabula teeka kiro lukumi eza nakavundira mu nnimiro okusobola okutumbula obulamu n‘enkula y‘endokwa. Era teeka kiro 0.5 eza nakavundira kubuli kimera ng‘osimba era odemu okiseeko nga wayiseewo ennnaku 45. Emitti eminenne gitekeko kiro 5-10 eza nakavundira . Yiwa amazzi mu ttaanka omuli nakavundira odemu ogakenenule mu ofunemu amazzi agalimu ekigimusa oba ng‘eddagala erita obuwuka n‘okuwonnya endwadde ezikwata ebirime linno nga liva ku nsiringannyi. (vermmi wash) .
Emitendera gy‘okola mu nakavundira
Mukweyongera mu , Ensiringannyi ennene ezikozesebwa zigibwa mu Afirika. Zinno kikuumibwa mu bbugummu eriri wakati wa 25 ku 30 n‘obunnyogovu obuli wakati wa 40 ne 45 kubuli kikumi.(%) . Ensirigaanyi zibikibwa ebbikoola ebikalu, ebisigaliraa by‘ebimera, ebisigalira ku bikajjo n‘ebirala. Ku mutendera gunno wewale okozesa ttaaba n‘ekimuli ky‘omuddo oguyitibwa (Glyceri Mansira amazzi era otabule obusa okumala wiiki 3-4 .Binno era biriibwa ensiringannyi.
Nakavundira muteekeko akasolya okusobola okwewala enkuba n‘omusana . Zimba ttanka nga okozesa amayinja oba seminti.Wansi mu ttanka soosayo ebintu ebikaluba ,ozeeeko olwaliriro lw‘ebisigalira ku nakavundira ava ku bitonde awo osiigeko obusa oba oyiweko olutabu lw‘obusa n‘amazzi.
Teekako olwaliriro olulala olw‘ebisigalira bya nakavundira ava ku bitonde, era odemu olwaliriro nga wobadde okikola paka nga ttanka ejjudde.Sasannya ensiringanyi kungulu n‘amazzi okusobola okukuuma obuwewevu. Nakavundira atuuka okozesebwa nga wayiseewo emyezi 2 ku 3 okusinzira ku byakoleddwa mu. Kungannya nakavundira ng‘ova wagulu era musengejje ng‘omazze okujjamu amazzi agasuse.Sigala ng‘okola nakavundira ng‘osaasannya byakolwamu mu ttanka era oseeko ekiseminti oba enkokotto ekoleddwa mu seminti wansi walundibwa ensiringannyi. Teeka wo awayitirwa amazzi obba evu eriva ku mutti okwetooloola ttanka okusobola okuziyiza enkuyege. Mukumaliriza wewale okukozesa eddagala erita obuwuka obbuyigannya ebirime.