Mutendera ku mutendera nga obikka enyaanya

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=__VuBUBjs5c

Ebbanga: 

00:01:32

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2019

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Farm Kenya
» Okubikka enyaanya kikolwa ky'amaanyi ku lwensonga eziwera. Kiyamba okukuuma amazzi wamu nokukuuma ekimera «

Okubikka enyaanya kikolwa ky’amaanyi ku lwensonga eziwera. Kiyamba okukuuma amazzi wamu nokukuuma ekimera  wamu nokwewala omuddo mu musiri.

Okubikka enyaanya

 
Sasanya ebisubi nga bya inch 2 ku 4 okwetolola ekikolo kye nyaanya. Sika ebisubi inch 1 ku 2 okuva ku muti okole engeri ya kanya okwetolola ekikolo. Kino kiyamba obutakatira ttaka okwetolola omuti ekiyinza okuguvirako okuvunda omuti.
Akanya kano katekawo embeera ekwata amazzi agayamba ekimera. Bwoba olina ebisubi bingi biteeke mu nkuubo wakati w’enyaanya okukuuma omuddo nga tegumera. Kakasa nti ofukirira ebimera. 
Okubikka enyaanya kisaana kukolebwa mangu ddala nga zakasimbibwa okufuna ekisinga. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:20Emigaso gy'okubikka
00:2101:07Endagiriro mu kubikka
01:0801:15Fukirira enyaanya zo
01:1601:24Okubikka enyaanya kirinaokukolebwa mangu ddala nga wakazisimbuliza.
01:2501:32Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *