»Kola n‘amagezi, Ssi n‘amanyi: Enkwata y‘akayana«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=gvno25Rz_Vw

Ebbanga: 

00:08:39

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2015

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Farm & Food Care
»«

Kubanga mulimu mulungi okusigamu, omutindo n‘obungi bwebyo ebiva mu nte bisinzira ku kika n‘omutendera gwa tekinologiya akozesebwa nga zirundibwa.

Obuzibu nga buzze nga okozesa okulunda ente, enkwata y‘obuyana embi, okubufutiika wamu nobutaba n‘antekateka , wetaaga okukuuma ebbugumu ku mutendera ogwawansi kubanga enkyukakyuka mu bbugumu eyekibwatukira ekosa obuyana oobutakula.

Endabirira y‘obuyana

Okukwasaganya obuyana, tegera embeera zabwo ezobutonde okusobola okukwasaganya obulungi wewale okusoberwa era embeera ogitunulire nga osinzira ku bwo kubanga bwetaaga okukwata kamu ku kamu okuteegera ebibwetolodde.

Mu ngeri yemu, okwasaganya ebizibu kijja nga kusinzira ku bukambwe bw‘obuyana, ebiraalo, enkwata wamu n‘obuyana; lekerawo okutambula bwowulira enkyukakyuka mu nkona y‘ebigere olwo okumire amaso wansi ku buyana. Ekyukakyuka mu bugumu ekibwatukira ereteera obuyana okuyimirira.

Ebikyankalanya obuyana okugenza enfuufu ebuziyiza okulaba era nobuwoowo obusonsomola bubuletera okudda emabega ngera ebintu by‘abantu bibutiisa nebudduka. Ebirala mulimu okubulekanira, enkyukakyuka mu kitangaala ekivirako okukendeeza ku ntambula y‘obuyana.

Okwongerako, obuyana butambulize mu bibinja bitono ku ntambula yabwo eyobutonde, tobupapya era wewale okozesa emiggo gy‘ente. Wewale ebubuzabuza bwoba otambuza obuyana okuva mu kifo ekimu okudda mu kirala era n‘ekisembayo buwe emere eye‘mpeke oba obuddo ogwakasalwa nga butuuse gyebugenda.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:36Okukwasaganya obuyana, tegera embeera zabwo.
00:3700:53Embeera gitunulire nga osinzira ku bwo.
00:5401:30Bwetaaga okukwatibwako nga obulabirira.
01 :3101:57Okwasaganya ebizibu kijja nga kusinzira ku bukambwe bw‘obuyana, ebiraalo, enkwata.
01:5802:50Obuyana bulekerawo okutambula bwowulira enkyukakyuka mu nkona y‘ebigere.
02:5103:05Ekyukakyuka mu bugumu ekibwatukira ereteera obuyana okuyimirira.
03:0603:21Enfuufu ebuziyiza okulaba era nobuwoowo obusonsomola bubuletera okudda emabega.
03:2203:42Ebintu by‘abantu bibutiisa nebudduka wamu n‘okubulekanira.
03:4304:29Enkyukakyuka mu kitangaala ekivirako okukendeeza ku ntambula y‘obuyana.
04:3004:53Obuyana tobupapya era wewale okozesa emiggo gy‘ente.
04:5406:18Awabutiisa wasinzira ku kisisko n‘eneyisa y‘ebisolo.
06:1907:12Wewale ebubuzabuza bwoba otambuza obuyana okuva mu kifo ekimu okudda mu kirala .
07:1307:25Obuyana buwe emere eye‘mpeke oba obuddo ogwakasalwa nga butuuse gyebugenda.
07:2608:39Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *