»Faamu y‘ente z‘amata– Faamu y‘ente kyekimu kubiwa emirimu egisasula eri abo abatalina mirimu«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=ubYK2Q8G4MI

Ebbanga: 

00:03:46

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Business Ideas English
» Okutandika obulunzi bw‘ente z‘amata. Okulunda ente z‘amata kuliko emirimu egisasulira ddala mu nsi yonna. Amata g‘ente gawooma era galimu ekiriisa ekyetagiisa okukulakuyanya eggwanga. Manya ebisingawo ku mukutu gwa: https://goo.gl/V25i45

Olwokuba eky‘amaguzi ekirungi, mukulunda enkoko omutindo n‘obungi bisinzira ku mutendera n‘ekika kya tekinologiya ekikozesebwa.

Faamu y‘ente z‘amata mulimu ogufunisa amagoba era amata g‘ente gowooma era mulimu ekiriisa, gongera ku muwendo gw‘abantu abekozesa, kikendeeza obwavu era nokwongera ku nkekereza y‘esente ekivaako omutindoi gw‘obulamu okweyongera. Era tufunamu emigimusa eby‘obutonde omukolebwa omukka oguva mu nakavundira okufuna amasanyalaze.

Endabirira y‘ente z‘amata

Okufunamu obulungi, ziwe ekiraalo ekirungi okukumiramu ente nga zivaamu amata amagi era nga namu. Ziwe amabanga agamala mund mu kiralo okusinzira ku kika ky‘ente naye nga kitera kubeera fuuti ku fuuti bwekiba nga kiri mu kyangaala ate fuuti 40 ku 40 bwekiba kizimbe.

Mungeri yemu, kola awayiita empewo nga walungi okukakasa nti empewo enungi eyingira wamu n‘ekitangaala mu nda mu kiralo. Okuziriisa, omuddo omubisi gwegusiinga okozesebwa okuliisa ente era ebirala mulimu kyakyu w‘engano, ebisolosooli, kyakyu w‘ebijjanjalo, kyakyu w‘entungo n‘ebikolokolo by‘akasooli,

uli nte ekamwa giwe kilo 1.5 era olabirire obuyana bulungi okuva lwebuzalidwa era nga obuliisa emirundi 5 ku 6 okwongera ku bungi bw‘amata. Ente ziriise emere erimu ebiriisa oziwe amazzi amayonjo agamala era oyongere n‘endabirira nga ozigemesa mu budde, okuyonja ekiralo era nokwoza ente oluberera.

Okwongerako, loonda ekifo ekituufu okukamiramu era okakase nti okola ebyetagiisa ebiwa ente emirembe nga zikamwa. Nekisemabayo, kola entekateka z‘okufuna obutale nga tonatandika kulunda.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:16Faamu y‘ente z‘amata mulimu ogufunisa amagoba era amata g‘ente gowooma era mulimu ekiriisa.
00:1700:27Okulunda ente z‘amata kyongera ku muwendo gw‘abantu abekozesa, kikendeeza obwavu era nokwongera ku nkekereza y‘esente.
00:2800:43Tufunamu ebigimusa eby‘obutonde omukolebwa omukka oguva mu nakavundira okufuna amasanyalaze.
00:4401:17Ziwe ekiyumba ekirungi nga kiyisa empewo bulungi.
01:1802:13Ziwe emere enungi nga buli nte ekamwa ogiwa kilo 1.5.
02:1402:29Nobwegendereza labirira obuyana okuva lwebuzalibwa era obuliise emirundi 5 okusobola okufuna amata amangi ko.
02:3002:46Ente zirise emere erimu ekiriisa era oziwe amazzi amayonjo.
02:4702:57Gemera mu budde , okuume ekiralo nga kiyonjo era ente ozinaaze oluberera .
02:5803:11Londa ekifo awakamirwa era okoze emikono oba ebyuma okukama.
03:1203:19Kakasa nti okola ebyetagiisa okuwa ente emirembe nga zikamibwa.
03:2003:36Kola entekateka z‘okunoonya akatale nga tonatandika kulunda.
03:3703:46Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *