Enzijjanjaba ey’obutonde eri enkoko z’enyama ekikonzibye

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=SVpaD6bMA5s

Ebbanga: 

08:49:00

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2022

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agribusiness Insider
Embeera y'okukona n'okukonziba eretera okusala obuzito era n'ekikendeeza n'engeri enkoko gyekulamu. Obulwade bukwat obukoko obuto mu wiiki esooka n'eyokubiri. Okugatako, lekawo ebbanga lya wiiki bbiri nga tonaleeta bukoko bulala era obugeme nga bukyali. Nga engeri y'okwewala endwade, kikubirizibwa okugula emere okuva eri abesigika era emere egulibwa ogitereke bulungi okwewala okugendamu ebintu ebirala.

Ebireeta wamu n’obubonero

Obulwadde buletebwa akawuka ka virus ne bacteria akakwata ebyenda nekakosa engeri emere gyekolamu mu mubiri. Okwongerako, kakwata nyo enkoko empanga okusinga. ERa endabirira embi yemu ku bivirako obulwadde buno. Ebinyonyi ebikosebwa biraga obubonero  nga obutalya bulungi, okubeera nga tebwenkanankana mu kukula, ebyooya okwefunya, n’olususu okutangaala, ebigere ekiviri saako n’omumwa. 

Okwewala saako n’enzijjanjaba

Enkoko ziwenga eddagala ly’obutonde mu mere n’amazzi gokunywa okuzaawo bacteria mu mimiro. Era oziwe omunnyo ne vitamini wamu nokulabirira ekiyumba obulungi. Okwongerako, ziwe eminnyo ne vitamini, okuume ebbugumu ku kiyumba, era okakase nti empewo etambula bulungi. Gyamu kalimbwe yena, buli lunaku okwewal okukola omuka gwa ammonia era ofuyire obuwuka mu buluda. Okwongera, fuyira okuta obuwuka mu buluda. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:04Embeera y'okukona n'okukonziba eretera okusala obuzito era n'ekikendeeza n'engeri enkoko gyekulamu.
01:0501:54Obulwade bukwat obukoko obuto mu wiiki esooka n'eyokubiri.
01:5502:52Obubonero: okulya ekitono, obutafanagana mu nkula wamu n'ebyooya okwezinga.
02:5303:34Okutangalijja kw'olususus, ebigere, ekisusnsu wamu n'omumwa kwosa nokukonziba okw'akaseera oba okw'oluberera.
03:3504:30Obulwadde buletebwa akawuka ka virus ne bacteria akakwata ebyenda nekakosa engeri emere gyekolamu mu mubiri.
04:3105:09Obulwade businga kukwata nyo enkoko empanga era nga kiva ku ndabirira embi ey'ebinyonyi.
05:1006:13Okwewala n'enzijjanjaba: Enkoko ziwenga eddagala ly'obutonde mu mere n'amazzi gokunywa okuzaawo bacteria mu mimiro.
06:1406:42ziwe eminnyo ne vitamini, okuume ebbugumu ku kiyumba, era okakase nti empewo etambula bulungi.
06:4307:30Gyamu kalimbwe yena, buli lunaku okwewal okukola omuka gwa ammonia era ofuyire obuwuka mu buluda.
07:3108:14Yisawo ebbanga lya wiiki 2 nga tonaleeta nkoko ndala era ebinyonyi obigeme nga bukyali.
08:1508:49Emere gigule okuva eri abesigika era ogitereke bulungi.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *