»Ennumba zisobola okukuuma nokutaasa ebirime byaffe«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/node/20481

Ebbanga: 

00:08:30

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2019

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agro-Insight, PROINPA
»Bwosimba emiti gyebimuli okwetoloola ennimiro biyamba okukuuma ebiwuka nga biramu ate nga birina emmere. Mumbeera eno kiba kyangu okungula ddoodo eriwera nga tokozesezza ddagala eritta ebiwuka nga ate bwokuuma obugimu bwettaka«

Ensigo za ddoodo byebimu kubiva mubirime era nga kyattunzi naye ebisaanyi bifuula okulima okuba okuzibu ennyo. Ennumba zisobola okuyamba okusanyaawo obsaanyi era n‘olwekyo ziyamba okuuna amakungula amasuffu. Abalimi bangi mu Bolivia batandise olima ennimiro ennene ezaddodo omulundi ogusoose. Olwokuba nti ddoodo afuuse kirime kyatunzi. naye okuva ebimera nga omuddo byebyasooka okusaanyizibwaawo,. Ebisaanyi ebiri mu kulya ebikoola nensigo zaddoodo bifuuse ekizibu ekyamaanyi.

Ennumba ezomuttaka

Ennumba ezimu ennene ziyigga ebisaanyi. Ennumba ezomuttaka zitera okujja mu budde bwomusana. Zitera kunuuna omubisi okuva mu bimuli byawaka nebyomunsiko ne mumuddo. Ebisu(ebiyumba) byazo biba 3 ku 7 sentimita okukka wansi-muttaka. Ennumba zirina okuliisa ebyana kyennumba kyaluka nekirya ekisaanyi. Olwo ekyana kizimba ekiyumba (cacoon) wekiwummula mubudde bwobutiti.

Mubudde Bwekikome nemumusana ennumba nnyingi zaaluka okuva mumagi(cacoon) neziddamu okutambula nate. N‘olwekyo engeri ebisaanyi gyebiri nti byebibezaawo ennumba, zibiyigga nnyo olwo ddodo ziba zimutaasa.

Ebiwuka ebyomugaso

Wewale okukozesa eddagala eryobutwa kuba litta ebiwuka ebyomugaso. Ennumba yeetaaga ebimuli nga tennaba kubiika magi kuba mu bimuli muno mwejja omubisi. Nabwekityo weetaga okwetolooza ennimiro ebirime ebinansi okuwa ebiwuka amaka n‘emmere. Mukiseera kyekimu bwokola kino otaasa okukulugguka kwetta okuletebwa embuyaga n‘emukoka.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:15Abalimi bangi mu Bolivia etandise okulima ennimiro obwaguuga ezejjobyo omulundi gwabwe ogusoose olwokuba nti ejjobyo lyattunzi.
01:1601:48Ol‘okuba obutonde bwensi busaanyiziddwaawo, ebisaanyi bikyukila ddoodo.
01:4902:46Ennumba zisinga kulabika mubudde bwakikome ne mumusana nga omubisi ogugibeesaawo guzijja mubimuli ebyomunniro n‘ebyokuttale.
02:4703:25Nga weeyambisa enkola eyokusimba emiti okwetoolala ennimiro etaasa ettaka okukulugusibwa empewo nemukoka.
03:2603:50Ebisu byennumba bibeera muttaka wakati wa sentimita 3-7 okukka wansi.
03:5104:32Ennumba zirisa ebyana byazo ebisaanyi bino.
04:3304:40Ennumbas zino zikozesa emabega wazo nezifuka omubisi ogwobutwa ogwebasa ebisaanyi.
04:4105:09Olwo ennumba neziretera ebyana byazo ebiri mubisu.
05:1006:28Ennumba ebiika eggi limu kukisaanyi olwo ennumba neyeetooza ekisu n‘omusenyu.
06:2906:59Mukikome ne mumusana, ennumba zalula amaggi obulamu bwazo nebugenda mumaaso.
07:0007:16Ennumba zeetaaga ebimuli okusobola okubiika amaggi ngemaze okunuuna omubisi okuva mukimuli.
07:1708:30Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *