»Ennima y‘ebimuli ebiyitibwa saffron,okufukirira,okukungula n‘okubikaza/Engeri y‘okulima mu ebimuli bya saffron e waka.«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=Wk25fKvBbeI

Ebbanga: 

00:18:04

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Discover Agriculture
»Ebimuli bya saffron kirime ekisinga obw‘ebbeeyi mu nsi.Okumannyaa kya bbeeyi bakiyita zaabu omumyufu.Okulima ebimuli binno kyaangu nnyo.Ebirime tebyetaaga nnyo mulimu gw‘amannyi era n‘amakungula gakolebwa mu myezi 3 ku 4 ate ebirime bisobola okukula mpaka ku buwanvu bwa sentimita 15 ku 20.Ebbeeyi y‘ebimuli binno ekula buli lukya n‘olwekyo abalimi basobola okola amagoba.«

Ekimuli ekiyitibwa saffron kirimibwa mu biffo ebirimu enkuba ewera era nga kisobola okugumira obunnyogovu era kisobola okuzibwaa n‘okukwasibwa ku buli ttaka okujjaako eryo eririmu amayinja,omuddo,emitti ne mu nimiro z‘omuceere.

Ebimuli binogebwa okuva ku kiriime okuva mu mwezi gw‘omukaaga n‘ogwekkumi ettaka nga kkalu era tukozesa engalo olwo netumutereka mu kifo awatatuuka kitangaala kya musana.saffron asimbibwa mu ngeri y‘emu ngga akatungulu wekasimbwa era ekisimbwa kiba kibikiddwa ko emirandira era ekisimbwa wekitayawulwa oba nekigibwa mwe kikulidde awo ekirime kirwa wo okukula.

Ennima y‘ebimuli bya saffron

Okusobola okwewala obuzibu bw‘oyinza okusanga ngolonda ebimuli bya saffron,saffron musiimbe mu nnyiriri ezirina amabanga ga 5 to 10cm mu makati ga saffron n‘ekipimo kya sentimita 25 ku 30 mu makati g‘ennyiriri n‘ebigimusa ebikakkaasiddwa ebitaliimu muddo na mayinja buli luvannyuma lwa myaka 2 ku 3.Saffron gw‘ogenda okusimba mulongose omuggeko omuddo gw‘aba alina era oggemu oyo aba omulwadde.

Ekirime kya Saffron kikabalibwa mu buwanvu bwa sentimita 25 ku 30 era yiikula ettaka okusobola okwewala omuddo,okusobozesa ettaka ookutabulwamu ebigimusa n‘okukuuma obuwewevu okusobozesa endokwa z‘ekirime n‘ebimuli okukula mu bwangu okuva wansi.

Okukungula

Ettaka lirina okuba nga teririiko muddo nga okufukirira okusooka tekunaba.Okufukirira wekukolebwa mu kaseera akakyamu ekisibibwa kijja kuba kinafu ate n‘ebimuli biba bizibu okuggyako.Wekibaawo oluvannyuma ebimuli biyinza okusanga obuzibu.Mu ku kungula,byokozesa birina okuba eebiyonjo,enjala ngaa nnyonjo n‘enviri nga zibikiddwa ko. Ebikozeesebwa bilina okuba nga biyonjo ate nga biri ku mutindo.Ebimuli birina okunogwa nga omusana tegunavaayo era ne bitwalibwa mu kiffo webiterekebwa mu bisero ebiri ku mutindo.Awaterekebwa ebimuli bino walina okuba nga wayonjo,nga wategeke bulungi nga tewali kwonoona kwa mpewo era nga tewali na biwuka.

Okusunsula ebimuli

Mu kusunsula ebimuli bya saffron,ekimuli kikwatire mu mukono ogwa kono era osaleko ebimuli osobole okusigaza ekitundu ekisajja eky‘ekimuli(male stamen)Olwo kikaze ng‘okozesa ekyuma ky‘amasannyalaze oba obusengejja.Ekimuli wekimennyeka olwo kiba kikaze

Saffron asobola okozesebwa mu bifumbwa bingi,ebyokunnywa,mu silapus(syrups) era ne muddagala erisikiriza,era ayamba amu nkuba y‘emmere mu lubutto,mu kulongosa olubutto,nga ekimalaa wo okwennyikira,okuyamba mu kuwonnya enddwadde z‘omutwe,mu kussa,obutaba na tulo,obulwadde bw‘omutima ne mu bintu by‘okwennyiriza.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:22Embeera y‘obudde eyetaagibwa mu kulima ebimuli byaa saffron.Ennimiro z‘okulimira mu ebimuli bya saffron
01:2302:05Enteekaateeka y‘etttaka awalimibwa
02:0603:17Okukungannya n‘okutereka ekisimbibwa(bulbs)
03:1804:35Okulonda n‘okwawula ekisimbibwa(bulbs)
04:3605:06Disinfecting saffron bulbs.Okufuuyira ebisimbibwa(bulbs)
05:0706:33Ennima y‘ebimuli bya saffron
06:3407:25Enkozesa y‘ebigimusa
07:2608:29Enfukirira y‘ennimuro.
08:3009:11Okuyikuula ettaka.
09:1209:49Okukungula ebimuli bya saffron
09:5010:49Obuyonjjo obukuutirwa ng‘okungula saffron
10:5012:10Entereka y‘ebimuli bya saffron
12:1114:23Drying of saffron flowers.Okwawula ekitundu ekisajja ku kimuli
14:2415:30okuyonja n‘okwawula ebimuli
15:3117:00okufukirira okw‘okubiri
17:0117:57Enkozesa ya saffron n‘ebirungi by‘alina

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *