»Enkwatta entufu ey‘emiyembe kumakungula«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/proper-handling-mangoes-harvest

Ebbanga: 

00:08:12

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Biovision
»Bwekiba nti obwegendeleza butekebwa munkola nga okungula, okufirizibwa kusoboola okendezebwa, abalya emiyembe bajja kufuna ekibalala ekyomutindo ate n‘omulimi afune sente nnyingi.«

Emiyembe kibala kiwoomu nate ela ky‘abyanfuma eri abalimi.Wabula, ekitundu ekisinga obunene kifibwa nga tukungula olw‘enkwata etali nungi ate neera nga tumaliriza okungula.Enkwata enungi ekendezza okufirizibwa eri abalimi.

Nnoga emiyembe emikulu joka engeri jekiri nti emitto jiba jikawa ate ejyengedde ennyo jononeka mangu. Wabula, nga tonakungula sooka okebele langi y‘omuyembe nga osalamu ebibala ebimu.Okugungula kulina kolebwa wakati wa saawa 3:00am-3pm okukendezza okulukuta kwamasanda.

Weyanbise ekyuma ekiyitibwa picker ekirina ekyambe ekyogi nate ela mukungule lwakiri abantu babiiri okwewala emiyembe okuggwa ku ttaka.

Saala ekibala nga olekako a kakonda ka 1 – 2 cm okusobozesa omuyembe okusigaza amasanda. Ela teka emiyembe ejikunguddwa mukifo ekiyonjo nga kiwewevu okuziyiza okulumbibwa okuwuka. kakasa nti akakonda akalekebwa ku muyembe katunudde wansi. Jileke okumala essawa emu olw‘oke osaleko obukonda.

Yawula emiyembe ejikulubusse mu milamu okuziyiza okwononeka naye funa emikebe/ obuloobo ojisemu okwewala okwonoona.

Tunda emiyembe mu naku biiri. kitegeza zula akataale nga tonakungula

Tereka ebibala mukifo ekiwewevu ate nga kikalu. Tanbuliza emiyembe mu kuleeti okwewala okulubuka kwajo.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:23Emiyembe jifibwa olw‘enkwatta etali nnungi ku makungula.
01:2401:39Enkwatta ennungi ku makungula.
01:4003:02Nnoga emiyembe nag jikuzze ekimala.
03:0303:48Nga tonatandika kungula sooka okebele langi y‘emiyembe munda.
03:4904:03Okungula weyambise ekyuma ekiyitibwa picker ate ela nga kyoggi bulungi.
04:0405:01Kungula n‘abantu babiiri. kungula wakati we saawa 3:00 am - 3pm.
05:0205:15Saala ekibala nga olekako akakonda ka 1 - 2 cm mubuwanvu.
05:1605:39Teeka emiyembe kukifo ekiyonjo ate nga kiwewevu nga obukonda butunuzibwa wansi.
05:4005:51Leeka emiyembu okumala esaawa 1, oly‘oke osaleko obukonda.
05:5206:13Yawula emiyembe ejikulubusse mu milamu nate ogizze mu mukeebe/ akaloobo.
06:1406:35Zula akataale nga tonakungula,Tereka ebibala mukifo ekiwewevu ate nga kikalu. Tanbuliza emiyembe mu kuleeti okwewala okuluino kitegeza .
06:3608:12mubufunze.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *