Enkuuma y’ebibira esoboka kitegeeza kufuna mu bibira lero awatali kuziyiza busobozi bw’akufunamu obw’emirembe ky’amumaaso mubibira by’ebimu.
Ebibira bitwalibwa nga by’amugaso olw’ensonga awatali kuziyiza kubeeramu kwabisolo, okw’ewumuzaamu, okukuuma emigga wamu n’amazzi, empisa ez’ebyafaayo n’obuwangwa wamu n’emirimu era n’ebiva mu bibira.
Enkola ez’okukuuma ebibira
Enkola z’okukuuma ebibira ezisoboka kitegeeza kukozesa ebyo ebiva mu bibira lero wakati mukubikuuma n’okubitangira mungeri nti n’emirembe egy’omumaaso gisobola okubiganyulwaamu nagyo.
Ebibira biretawo embeera y’obulamu enungi, okw’ewumuzaamu okwedembe, ensibuko y’ebiva mu mbaawo byetukozesa buli linaku n’ebirala.
Ekibira Okubeera nga kiyimirizibwaawo, kiyina okubeera nga kiwagira eby’enfuna byaffe, ebeera zaffe wamu n’ebyetaago byaffe okutw’aliza awamu.
Ebiziyiza enkuuma y’ebibira esoboka mulimu ekusaanyizawo ddala ebyo ebiri ku ttaka, eddwade ezikaza emiti, nebitonde nga ebibe ne kapa ebitataaganya obutonde. Bino biyina okukolwaako okukakasa nti enkuuma y’ebibira esoboka.
Okuzuula enkuuma y’ebibira esoboka, oyina okutunulira ebibira byonna ebiri mu kitundu okugeza esaza ddamba oba n’ensi yonna sosi muti gumu oba ekibira kimu.