»Enkungula yakasooli ennungi/ eyomutindo«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/harvesting-maize-good-way

Ebbanga: 

00:13:42

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

AFAAS
»Ksooli waffe abeera akuze singa ebikoola nebisusunku bitandika okukola oba okufuuka kyenvu. sooka okukungula nekasooli owembala osembyeyo owabulijjo singa oba asimba lumu kuba owabulijjo nebwasembayo asobola okugumira ebiwuka. Kasooli munuulire munimiro okwewala okuleet ebiwuka ewaka. Kasooli mulondere munnimiro oleete omulamu, omufu omwokye«

Okuyiga emitendera mwoyinza okuyita okungula kasooli nokumanya obudde obutuufu mukukungulira byebigenda okutuwaamakungula amalungi.

Omunwe gwakasooli guba gwengedde singa ebikoola nebikuta ebibikka omunwe biba bifuuse byakyenvu. Ekirala enviiri eziba kumunwe zitandika okugwa wansi. Bwonyiga ennyo nengalo zo kukasooli ayengedde teri kabonero kasigala ku kasooti nti obadde omunyize.

Tolindiriza nnyobwolaba obubonero obwo wagulu kubanga okulwawo ennyo kuletera ebiwuka okulumba kasooli.

Emitendera omuyitwa okukungula

Ngatonnakungula kasooli, sitoowa nebikozesebwa mu kukungula kasooli biyina okuba ebikalu, biyonjo ate nga bikozeseka. Bwekitaba ekyo noonya ebisobola okukola mu kifo kyabyo mu bwangu.

Kasooli bwaba akuze osobola omunuula, bwoba wasimba kasooli owembala ezenjawulo tandika ne kasooli owembala osembyeyo owaffe owabulijjo agumira ebiwuka.

Kasooli munuulire munnimiro oleme kuleeta biwuka waka. Ngomutuusiza (kasooli) ewaka mulonde okukakasa nti kasooli gwogenda okutereka mulamu. Eminwe emifu gyokye.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0002:50Obulimi bwa kasooli buleeta amgoba, bwoba ogoberede emitendera emituufu.
02:5104:07Okulondawo enkola gyeweeyambisa okukungula (kisinziira ki sizoni)
04:0805:49Manya ddi lw‘onakungula (olunaku )
05:5007:23Okwetegekera okukungula
07:2408:38Okunoonya ebikozesebwa mu makungula ebibeerawo bulindaala singa wabaawo obizibu kubyobadde olina
08:3911:10Nga tonnakungula yonja sitoowa wonotereka kasooli nebikozesedwa.
11:1113:15Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *