Okutabika ebirime kitundu kinene mu nima y’ekintabuli era waliwo ebikolebwa okufuna ekisinga munima y’ekintabuli.
Okutabika ebirime ebirwa mu nimiro nga emwaanyi, kooko oba emere y’emiti okwongeza ku birungi eri obutonde wamu nokufunamu. Waliwo engatika emanyikibwa ey’emiti omulimi gyasobola okugoberera, embeera y’enimiro n’akatale. Entabika esanide einzira ku kifo, ebiri mu kifo wamu n’omulimi kyayagala.
Ekyokusalawo nga olondo ebyokutabika
Kyosalawo okutabika kisinzira ku kyoyagala wamuy nobusobozi okugeza ebikozesebwa, abakozi n’obudde bwolina nga omuimi. Bwoba okuba pulani y’okukozesa enimiro, londa omuti ogusanidde wamu n’ebirime naye olowooze ku nsimba n’endabirira okwewala okulwanagana kwebyo ebisimbidwa.
Emwanyi zisobola okutabikwa okugeza mu birungo oba ebibala nga biri mu layini za njawulu oba okuzisimba ku nsalosalo z’enimiro. Okuzitabika n’ebirime ebigatta nitrogen mu ttaka akozesebwa emwaanyi.
Kooko ebiseera ebisinga asimbibwa mu kasooli, muwogo, amapapali n’ebitooke. Bino tebivaako mere yoka naye era nokuwa ekisikirize endokwa ento nekikendeeza ku kufa.
Byogoberera nga otabika ebirime
Labirira obusakativu bulungi kubanga buwa ekisikirize ekyetagisa eri ekirime ekikulu ate nga bwekikendeeza nokulwanira amazzi n’ebiriisa nga kuli wansi.
Obwetaavu ku bigimusa n’endabirira y’ebiwuka byetaaga okusinzira ku buli kimrime ekismbidwa.
Okusimba mu samba omuli ebirime ebikulu, osooka kutemamu miti egitakyakuwa, osalire wamu nokukuula okusaamu amabanga omunakulira byogenda okusimba. Londa kyotabikamu okusinzirira ku kyoyagala, emikisa gy’akatale wamu n’embeera y’obudde mu kitundu kwosa nekikula ky’ettaka. Okusobola okubalirira obulungi, simba ebirime ebipya mu ngeri erambikidwa nga amabanga agagambibwa.