»Enkola ezenjawulo ezokukuuma obugimu muttaka«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/integrated-soil-fertility-management

Ebbanga: 

00:22:00

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agro-Insight
»Akatambi akeddakiika 22 kalaga engeri omulimi gyaganyurwa nga akozesa ekintabuli, nakavundira, ebigimusa ebizungu, n‘ensigo enongoseemu nga goberedde n‘embeera yobudde eyabulijjo. Kino kyeyoleka bulungi naddala munkula yensi nga DR congo, Mali, Niger, Nigeria, Burundi ne Kenya«

Okukuuma obugimu uttaka weesigama kumpagi 4 nosobola okufuna amakungula amlungi. Ettaka nga liweddemu obugimu osobola okukozesa nakavundira , ebigimusa ebizungu, ensigo ennongooseemu n‘ennima eyomulebe egendera kuttakalyo n‘embeera y‘obudde. Enkola zino zebayita integrated soil fertility era zigabanyizibwaamu empagi nnya.

Empagi ennya

empagi esooka y‘eyebigimusa ebizungu yadde yabbeeyi naye egimusa mangu era ekola mangu.. Empagi ey‘okubiri yeyokozesa nakavundira. Ono ayina ebiriisa bitono bwogoregeranya nebigimusa ebizungu naye akuuma obunyogou m‘uttaka. Osobola okola nakavundira, okukozesa obusa bbwebisolo oba okusiba munnimiro ente oba embuzi nezirekamu obusa no‘musulo.

E

Empagi eyokusatu

Kozesa ensigo ennongoseemu ezisobola okugumira ebiwuka nendwadde naddala nga nettaka libadde ggimu.

Empagi esembayo

Eno yenkola eyabulijjo ennansi naddala ekwata kunnima ekwata amazzi, ettaka ne‘mukoka naddala mubitundu ebyensozi..

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:52Ettaka bweriggwaamu obugimu ebirime tebikula bulungi.
01:5302:40Tabika nakaundira, ebigimusa ebizungu n‘ensigo ennongoseemu.
02:4103:43Buli kika kya ttaka kyeyisa bulala eri ebigimusa ebizungu n‘ennakavundira.
03:4405:50Enkola eyabulijjo, abalimi basaana banoonye kiki ekibakolera.
05:5108:19Empgi 1; kozesa ebigimusa ebizungu.
08:2010:03Engeri omuceere gyegulimwa muntobazi abalimi basaana basseemu ekigimusa kingi okusobola okubaza.
10:0413:32Empagi 2; Kozesa nakavundira.
13:3315:41Empagi 3; Kozesa ensigo ennongoseemu.
15:4219:55Empagi 4; kozesa enkola eyabulijjo ennansi.
19:5622:00Okuwumbawumba

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *