Enkola ey’okulima emiti nga bw’olunda

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=1TQTQ3PrCw8

Ebbanga: 

00:02:37

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agroforestry Systems
»«

Kubanga ngeri y’amagoba mu bulimi, omutindo n’obungi obuva mu bintu by’enima y’ekintabuli bisinga kusinzira ku tekinologiya akozesebwa.  

Olwokuba mubamu okugatta emiti n’okulunda nga byombi birina okufuna mukinakyo era buli kimu kirina ebikivaamu bya njawulo, enkola egabanyizibwamu okusinzira ku ngeri emiti gyegyasimbibwa era buli nkola erina wesanideokusinzira ku kika ky’emiti n’ekika ky’ebisolo. 

Endabirira mu nkola eno

Okusooka, okusimba ku mabbali kuziyiza embuyanga eyamanyi, ekola olukomera ku ttaka era emiti gibeera n’amabanga mangi era nga ebisolo bwebiba nga byakwongereza bwongereza mu miti egyamabanga agamubulijjo. Enkola eno ekozesebwa mu nimiro enfunda oba obulimiro bw;awaka. 
Mu ngeri yemu, okulundira mu kabira kwo kwabo abebibira ebinene era nga balina ensolo nyingi. 
Ekisembayo, emiti giriko emigaso ku butonde, mubyenfuna,  wamu n’ebirungi ebyobuwangaazi wabula emiti gyetagisamu akasente akalala wamu n’endabirira. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:17Kuno kw'ekugatta emiti n'okulunda nga byombi birina okufunamu.
00:1800:31Enkola eyawulibwa okusinzira ku ngeri emiti gyegisimbwamu.
00:3200:43Okusimba ku mabbali kisoboka ku bisolo eby'enjawulo.
00:4400:56Emiti egirimu amabanga, emiti gibaamu amabanga mangi nga okulundiramu kuyambako buyambi.
00:5701:08Okulundira mu bibira kwabo abalina ebibira ebinene nga n'ebirundibwa bingi.
01:0901:47emiti giriko emigaso ku butonde, mubyenfuna, wamu n'ebirungi ebyobuwangaazi .
01:4802:20Ku luuyi olubi, emiti gyetaaga sente nyingiko wamu nokulabirirwa.
02:2102:37Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *